• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Lukwago Awakanyizza Eky’okuggala Ekitebe Kya KCCA Olwa Kolona

Gambuuze by Gambuuze
June 8, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Lukwago Awakanyizza Eky’okuggala Ekitebe Kya KCCA Olwa Kolona
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago

Omuloodi wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago aganye obyokwessa mu kalantiini  olw’ekirwadde kya coronavirus.

Ono era asabye woofiisi z’ekitongole kya KCCA okuggulwawo.

Minisita wa Kampala Betty Among ku nkomerero ya ssabbiiti ewedde yalagira okukaggalwa kw’ekitebe kya KCCA oluvannyuma lw’abamu ku bakozi okukeberebwa nebasangibwamu ekirwadde kya coronavirus.

Abakozi abalala abasinga obungi baalagirwa basigale ewaka ng’emberera bwekyetegerezebwa.

Olukiiko lw’aba kansala olubadde lusuubirwa okubaawo leero terubaddeyo kubanga woofiisi ezisinga obungi olwaleero zibadde nzigale.

 Zamini Masunge, kansala okuva e Kawempe ategeezezza nti kibadde tekisoboka kubeera nalutuula olwaleero kubanga woofiisi z’ekikugu zonna zibadde nzigale.

Kyokka Lukwago agamba minisita Amongi alina okufuna engeri butya woofiisi gyezisigala nga zigule mu ngeri yeeemu nga neekirwadde bwekyetangirwa.

Lukwago agamba nti tekisoboka kuggale woofiisi zakibuga zonna.

Agamba abantu abamu balina okusigala nga baweereza Bannakampala.

Doreen Nyanjura akulira akakiiko k’ebyensimbi agambye balina okutuula basobole  okuyisa essente ezinaaweebwa olukiiko olukola ku COVID-19 mu Kampala.

Ono agamba nti akawumbi akamu kebaabawa baakamalawo dda nga n’olwekyo olukiiko luno lwetaaga essente endala.

Olive Namazzi, akulira akakiiko k’ebyobulamu agamba kano sikekaseera ka KCCA okuggaalawo woofiisi zaayo nga Bannakampala bali mu katuubagiro k’ekirwadde kya coronavirus.

Ono yeewunyizza oba n’obutale bunnaggalwa singa omuntu azuulwayo ng’alina ekirwadde kino.          

URN

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist