• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kyagulanyi alabudde abavvoola Nnamulondo,  agamba si nkola ya NUP

Gambuuze by Gambuuze
July 19, 2022
in Amawulire
0 0
0
Kyagulanyi alabudde abavvoola Nnamulondo,  agamba si nkola ya NUP
0
SHARES
91
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kampala – Kyaddondo

Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) alabudde abamu ku bantu abakozesa engoye z’ekibiina kyakulembera okukakanya ekitiibwa kya Nnamulondo nti tagenda kubagumiikiriza.

Bobi Wine bino abitadde ku mukutu gwe ogwa  Facebook enkya ya leero ku Lwokubiri bw’abadde ayogera ku katambi akalabikidde ku mutimbagano  nga omuwala eyeeyita Nalubwama bwebabadde beekalakaasa e Boston mu Amerika.

“Newankubadde nga tuwagira abantu baffe okwekalakasa mu ddembe nga bawakanya ebibanyiga byonna, kino kyabade kya buswaavu eri ffenna okulaba Nalubwama nga avvoola Maama Nabagereka ne Katikkiro,” Bobi Wine bw’agambye.

Kyagulanyi asabye abantu bonna mu ggwanga okutunuulira ebikolwa bino nga eby’obuntu ssekinoomu kuba si nkola wadde endowooza ya  NUP n’ekisinde ki People Power.

Ono avumiridde enneeyisa eno era nalabula abawagizi babwe ababadde beenyigira mu bikolwa bino okubikomya bunnabiro kuba kiweebula ekitiibwa.

“Abalabe baffe baagala kulaba nga twetemyemu ebiwayi awo balyoke basobole okutufuga nga tetusobola kwegatta kubalwanyisa. Nsaba bonna abavoola ennono nga bambadde ebyambalo byaffe bakikomye amangu ddala,”  Kyagulanyi.

Bobi Wine agamba nti abantu abakola ebikolwa ebivoola embuga balina ebigendererwa byabwe okulaga nti ekibiina ki National Unity Platform kya bulabe eri Buganda ekitali kituufu.

Bino Webijjidde nga Katikkiro Charles Peter Mayiga, yakamala okusaba abavubuka okukozesa obulungi emitimbagano era beewale okutyoboola abalala era nasaba abo bonna abaagala okumanya amawulire amatuufu agafa embuga okukozesa emikutu emitongole era beewale okutwala engambo eziri ku mitimbagano.

Share this:

Tags: Bobi WineKatikkiro Charles Peter MayigaPeople power
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist