• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kkooti y’Amajje Ekenderezza Kitatta ku Kibonerezo

Gambuuze by Gambuuze
August 7, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Makindye

Olwa leero Kkooti y’Amajje ejulirwamu e Makindye  nga ekuliddwamu Omulamuzi Elly Turyabona esaliddeko eyali omuyima wa Bodaboda 2010 Abudallah Kitatta n’omukuumi we Ngoobi Sowali ku kibonerezo.

Okusinziira ku nsala empya eya kkooti eno, bano kati bakusibwa emyaka esatu n’emyezi mukaaga oluvanyuma lw’okubatolerako ebbanga lye bamaze ku alimanda mu kifo ky’emyaka 10 egyali gibawereddwa.

Omwaka oguwedde,  kkooti y’Amajje bano yabasiba emyaka 10 oluvanyuma lw’okusingibwa omusango gw’okusangibwa n’emmundu mu ngeri emenya amateeka.

Munnamateeka wa  Abudallah Kitatta, Abuddallah Kiwanuka yagambye nti  ensala ya kkooti temusanyudde kubanga okuva ku ntandikwa tewali bujjulizi bulumiriza muntu we.

Kkooti bwebadde ewa ensala yaayo etegeezezza nti ekibonerezo ekyaweebwa Kitatta kyali kinene ate nga tewali bujjulizi okuva ku bapoliisi abakwata Kitatta.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist