• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Kkooti Eyimirizza Ttabamiruka wa UPC

Gambuuze by Gambuuze
July 29, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Kkooti Eyimirizza Ttabamiruka wa UPC
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akena owookubiri ku ddyo mu kkooti

Kkooti ejulirwamu eyimirizza olukungaana ttabamiruka olw’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Uganda people’s Congress [UPC] okutuuka ng’emaze okuwulira okujulirwa okuwaakanya okulondebwa kwa Jimmy Akena ng’omukulembeze waakyo.

Olukungaana luno lubadde lusuubirwa okubeerawo nga August 1 ku lwomukaaga ssabbiiti eno.

Abalamuzi abasatu abatuula mu kkooti eno bayimirizza olukiiko luno oluvanyuma lwa bannamateeka b’omuwaaabi Peter Walubiri okutegeeza nti singa olukiiko luno lugenda mu maaso bagenda kufiirwa ebitenkanika singa omusango gusinga abawawaabirwa.

Walubiri akiikirirwa munnamateeka Julius Galisonga.

Ono yategeezezza nti olukiiko olugenda okutuula lugenda kulonda abakulembeze b’ekibiina abanaakulembera emyaka etaano egyijja.

 Munamateeka wa Akena tayawakanyizza nsalawo eno.

Abalamuzi kubaddeko, Elizabeth Musoke, Christopher Izama Madrama ne Irene Mulyagonja.

Bano era bayimirizza Akena okuggyayo ssente z’ekibiina okuva mu bbanka ya Orient ne Housing Finance okutuusa ng’omusango gusaliddwa.

Kyokka Kyazze kino yakiwakanyizza ng’agamba nti abakozi b’ekibiina bebagenda okubonaabona kubanga bagenda kuba tebafuna musaala.

Abalamuzi batadde ebigere wansi ne bagamba nti bano babadde baweereddwa akaseera akamala kyokka nebagaana okukkiriziganya.

Abalamuzi basabaye enjuyi z’ombi ziwandiike empoza yaazo bagiweeyo ng’omwezi gwa Agusito tegunnagwako era nebasuubiza okuwa ensalawo yaabwe ebbanga lyonna.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist