• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Kkooti Eyimirizza Okusengulwa Kw’abantu 300 E Makindye

Gambuuze by Gambuuze
July 6, 2020
in Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kkooti enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro ekiyimirizza ekitongole ekikola ku kulabirira obutonde bwensi ekya National Environmental Management Authority-Nema okusengula abantu 304 okuva e Kansanga Kiwafu B zzooni ne Heritage zzooni  mu ggombolola y’e Makindye mu disitulikiti y’e  Kampala.

Omulamuzi wa kkooti ekola ku nkaayana z’ettaka Yasin Nyanzi yagambye ekiragiro kino kigenda kukola okutuusa ng’emaze okuwulira omusango abatuuze bano gwe baawawaabira Nema nga bawakanya okugobwa kwabwe.

Ekiragiro ekyasooka kyayisibwa ssabbiiti ewedde omuwandiisi wa kkooti eno oluvannyuma lw’abatuuze okugitegeeza nti singa teyimiriza bagenda kubonaabona nnyo.

Ekiragiro kino kibadde kiggwako leero kubanga omusango gwabwe gubadde gugenda kuwulirwa olwaleero omulamuzi Nyanzi.

Omusango tegwasobose kuwulirwa olwaleero oluvannyuma lw’omulamuzi okusaba abawaabi okufuna ababakiikirira okusobola okukendeeza ku muwendo.
Munnamateeka waabwe,  Achilies Lubega, yategeezezza nti kino kyakoleddwa okusobola obutamalira kkooti budde.

Nga June 8, Nema yawa abatuuze bano ennaku 21 okumenya amayumba gaabwe oba seekyo, ebajjewo lwampaka.

Bano baategeezezza nti babadde ku ttaka lino okumala emyaka egisukka mwa 30 nga netteeka erissaawo Nema terinnabagibwa.

Jeff Gidaguyi, omu kubaakulembeddemu bannabwe, yategeezezza nti yagula ettaka lino okuva ku Bosco Ibanda mu 2010

Ono yategeezezza nti kikyamu okubagoba ku ttaka lino kubanga baamala dda okuzimbako amayumba mwebasula, amasomero, wamu n’ebifo ebisinzizibwamu.

Ssentebe w’ekyalo kino  Yiga Gonzaga agamba babadde mu ddembe okutuusa aba Nema lwebazze okubataataaganya.

Ono yagambye ettaka sirya Nema nga nebwekityo, singa gavumenti eyagala okulikozesa erina okubasasula.

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni yalagira Nema egobe abantu bonna abeesenzezza mu ntobazi wamu n’embalama z’ennyanja n’emigga.

Kino kyaddirira okweyongera kw’amazzi mu nnyanja naddala Nalubaale ekiviiriddeko amataba mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist