• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Kkooti Esazizzaamu Okulonda Kw’ekimu Ku Biwayi Bya DP

Gambuuze by Gambuuze
June 15, 2020
in Uncategorized
0 0
0
Kkooti Esazizzaamu Okulonda Kw’ekimu Ku Biwayi Bya DP
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Norbert Mao akulira DP

Kkooti enkulu mu Kampala esazizzaamu okulonda kwekimu ku biwayi bya DP.

Bano baasisinkana nga March 13, 2020 nebajjuza ebifo bya ssentebe w’ekibiina, omuwandiisi, akulira abakyala, wamu n’omuwanika.

Okulonda kuno kwaddirira ensalawo ya kkooti eyali ekulira omulamuzi Andrew Bashaija mu musango ogwawawaabirwa munnakibiina Rajab Ssenkubuge eyagamba kyali kimenya mateeka okuba n’ebifo ebitalimmu bantu.

Ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso  Matia Lwanga Bwanika yalondebwa ku bwa ssentebe, Medard Lubega Sseggona, omubaka akiikirira obujanjuba bw’essaza lye Busiro naalondebwa okuba omuwandiisi, omubaka wa disituliti y’e Masaka Mary Babirye Kabanda naalondebwa ku buwanika, Patrick Katuramu naalondebwa okumyuka omuwanika, Racheal Kagoya  ng’amyuka akulira abakyala ate Alex Kiwanuka naalondebwa ng’akiikirira DP e Busoga.

Nga wayise ennaku ntono akulira DP, Norbert Mao yawawaabira Ssenkubuge n’abekiwayikye nga ayagala kkooti esazeemu ebiragiro by’omulamuzi Bashaija.

Olwaleero omulamuzi Musa Ssekaana agambye nti Ssenkubuga ekiragiro kya kkooti yakifuna mu bukyamu kubanga Democratic party Uganda gyeyawawaabira siyeeyo emanyiddwa mu mateeka. Emanyiddwa bagiyita The Democratic Party.  

Ono era agambye nti bano tebaddamu kutegeka kulonda kwebatalinaako buyinza kubanga kino kijja kuleeta emivuyo mu kibiina.

URN  

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist