• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kkooti egobye Joyce Bagala mu Palamenti, Akalulu kaakuddibwamu

Gambuuze by Gambuuze
October 22, 2021
in Amawulire
0 0
0
Kkooti egobye Joyce Bagala mu Palamenti, Akalulu kaakuddibwamu
0
SHARES
108
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mubende

Kkooti enkulu e Mubende esazizzaamu okulondebwa kwa munnakibiina kya National Unity Platform (NUP), Joyce Bagala Ntwatwa ng’omubaka omukyala owa disitulikiti ye Mityana nga egamba nti akalulu kano kaalimu ebirumira.

Mu kalulu ka bonna akaakubwa nga January 14 2021, Bagala yafuna obululu 64633 nawangula Minisita w’ebyettaka Judith Nabakooba eyafuna obululu 48322 era nga yeyali mu kifo kino.

Wabula Nabakooba yaddukira mu kkooti nga alumirizza Bagala okwekobaana n’akakiiko k’ebyokulonda nebabba obululu nga balondesa abantu abakyamu, okulondera mu mannya g’abalala awamu n’okulonda emirundi egisukka mu gumu.

Okusinziira ku Nabakooba aba Bagala batiisatiisa  ba Agenti be nebalemesa abalonzi be okumuwa akalulu.

Enkya ya leero, Omulamuzi Emmanuel Baguma ategeezezza nti waliwo obujulizi obumala okukakasa nti Bagala nga ayita mu ba Agenti be era nga akimanyiko bamenya amateeka g’ebyokulonda n’okugulirira abalonzi.

“ Kkooti esazeewo nti omuwawabirwa ow’okubiri era omubaka omukyala owa Mityana, Joyce Bagala addeko ebbali,” Omulamuzi bw’ategeezezza.

Omulamuzi alagidde akakiiko k’ebyokulonda okuddamu okutegeka akalulu okujjuza ekifo kino era nalagira Bagala okuliyirira Nabakooba ssente zasasaanyizza mu musango guno.

Ye Joyce Bagala ategeezezza nti agenda kujjulira kuba omulamuzi alemeddwa okuwa ensonga ez’essimba zasinziddeko okusazaamu okulondebwa kwe.

Ate ye Nabakooba asanyukidde ensala eno nagamba nti kyaddaaki eddoboozi lya bannamityana liwuliddwa kuba obuwanguzi bwe bwali bumutwaliddwako.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist