• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kitalo!  Omuzira Angellina Nabakooza eyakweka Ssekabaka Muteesa II afudde

Gambuuze by Gambuuze
September 29, 2022
in Amawulire
0 0
0
Kitalo!  Omuzira Angellina Nabakooza eyakweka Ssekabaka Muteesa II afudde
0
SHARES
96
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mawogola

Omuzira wa Buganda omukadde Angellina Nnabakooza owe Mawogola afiridde mu maka ge mukiro ekikeesezza Olwokuna ng’ono abadde wa myaka 103

Nnabakooza y’omu ku baakweka Kabaka sir Edward Muteesa II mu 1966, ng’amagye ga Obote galumbye olubiri lwe.

Abadde awangaalira ku kyalo Nsambya Mutuba I Lugusuulu mu ssaza Mawogola mu disitulikiti ye Ssembabule, era gyeyakweka Kabaka Muteesa II okumala ennaku 21, nga Obote alumbye Olubiri ku lwa 27 May,1966.

Nabakooba ajjukirwa nti wadde nga  Milton Obote yali ataddewo ensimbi eziwera emitwalo 25 nga zino zaali butitimbe mu kiseera kino nga kati bwandibadde obukadde 40-60 eri omuntu yenna amawulire agakwata ku Ssekabaka Muteesa yaguma namukweka nataasa  Kabaka we.

Olw’omulimu guno, Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II nga ye mutabani wa Ssekabaka Muteesa II yamuzimbira ennyumba ng’ekirabo era nagimukwasa mu 2009.

Okusinziira ku musawo ku ddwaliro lya Mutuba I Lugusuulu, Hamidah Nantume, omukadde Angellina Nabakooza yabategeezezza olunaku lwajjo nti yabadde atawanyizibwamu ki ssenyiga n’omutima okwewuuba.

Musawo  Nantume agamba  nti olunaku lw’ eggulo ku Lwokusatu omukadde Angelina era yafiiriddwa muwala we era naziikibwa e Sserinnya.

Omukadde Angellina Nabakooza afudde obudde bukya ku ssaawa nga 11.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist