• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Kitalo! Omusawo omulala afudde Ebola, aba WHO bawaddeyo ebikozesebwa

Gambuuze by Gambuuze
October 5, 2022
in Eby'Obulamu
0 0
0
Kitalo! Omusawo omulala afudde Ebola, aba WHO bawaddeyo ebikozesebwa
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga ekakasizza nga bwewaliwo omusawo omulala  afudde ekirwadde kya Ebola.

Omusawo ono ye  Margret Nabisubi ow’emyaka 58  ng’ abadde omu kwabo abayamba okusirisa abalwadde abagenda okulongoosebwa mu ddwaliro ekkulu e Mubende.

Nabisubi yafiiridde mu ddwaliro lye Fort Portal gyabadde yatwalibwa okufuna obujjanjabi obusingawo.

Okusinziira ku Minisita w’ebyobulamu Jane Ruth Aceng, omusawo ono yagenda okuzuulwa nti alina ebola nga bwakamulumira ennaku 7, n’assibwa ku byuma amazeeko ennaku 10 naafa.

Ono kati  ye musawo ow’okubiri okufa ebola mu bbanga lya wiiki emu, nga eyasooka ye Dr. Muhammad Ali eyali omuyizi ku KIU University, wabula nga yali yasindikibwa mu ddwaliro ly’e Mubende okugezesebwa.

Kinajjukirwa nti abasawo  6 bebaazuulwamu ebola mu ddwaliro e Mubende, gyebagyibwa nebatwalibwa e Fortportal okwongera okufuna obujanjabi.

Akulira eby’okusomesa abantu ku ndwadde n’ebyokugema mu Minisitule y’ebyobulamu Dr Daniel Kyabayinze  annyonnyodde nti waliwo abantu abalemedde mukuwa amawulire ag’obulimba ku kirwadde kya Ebola, nga mwemuli n’abasawo abegattira mu kibiina kya UMA, eky’obulabe eri olutalo lwokulwanyisa Ebola.

Ate kyo ekitongole ki USAID nga kikolagana wamu naba  World Health Organization kiwaddeyo ebimu ku bintu ebikozesebwa okulwanyisa ekirwadde kino okuyambako ku lutalo luno

Ebintu ebiweereddwawo byakutwalibwa mu ddwaliro e Mubende.

Abantu 43 bebakakasibwa okuba nga bebaakazulwamu ebola, 10 bebaakafa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist