• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katumba naye awandiisiddwa, asasudde obukadde 20 ez’okwewandiisa

Gambuuze by Gambuuze
November 3, 2020
in Amawulire
0 0
0
Katumba naye awandiisiddwa, asasudde obukadde 20 ez’okwewandiisa
0
SHARES
7
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Eyeegwanyiza okwesimbawo ku bwapulezidenti mu kalulu ka 2021, John Katumba, naye leero akakasiddwa okwesimbawo oluvannyuma lw’okusasula ssente obukadde 20 eziragirwa mu mateeka.

Katumba John nga agenda okuwandiisibwa

Eggulo ono Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Omulamuzi Simon Byabakama yasoose kugaana kumukakasa, oluvannyuma lw’okukizuula nti ono yabadde talina lisiiti era nga ssente zino yabadde azireese mu mpeke.

Katumba yategeezezza akakiiko k’ebyokulonda nti yalemeseddwa olw’obutaba na ‘TIN Number’ olw’ensonga nti ono abadde yaakamala okusoma era nga talina mulimu.

Ono yalagiddwa ssente okuziteeka mu bbanka n’oluvannyuma adde akakasibwe, era ng’ono olwaleero Omulamuzi Simon Byabakama amukakasizza okuvuganya mu kalulu ka bonna aka 2021.

Katumba bw’abadde ayogerako ne bannamawulire ategeezezza nti, essira agenda kuliteeka ku kulwanyisa ebbula ly’emirimu eriri mu ggwanga, obulyi bw’enguzi wamu n’ekibbattaka ekisusse mu ggwanga.

Katumba agambye nti wadde akyali muto mu myaka, waakufuba okulaba ng’ebyenfuna bya Uganda bitumbuka, waakuzimba enguudo ez’omulembe era afube okulaba ng’ensimbi za  Uganda zibeera n’amakulu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist