• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro- Mulonde Abakulembeze Abafaayo Ku Biruma Abantu

Gambuuze by Gambuuze
July 17, 2020
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro- Mulonde Abakulembeze Abafaayo Ku Biruma Abantu
0
SHARES
7
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wakati, ku kkono mu suuti, Oweek. Noah Kiyimba at ku ddyo mussuuti Oweek. Mathias Mpuuga

Musasi waffe

Katikkiro wa Buganda Oweek. Charles Peter Mayiga asabye abantu okulonda abakulembeze abafaayo kubiruma abantu.

Bino Katikkiro abyogedde ayogerako ne Bannabuddu abeegattira mu Pewosa, ekibiina ky’obwegassi ekyatandiikibwa leediyo ya Kabaka eya CBS.

“Twagala abakulembeze abalimu ensa abagenda okulwanirira omugabo gwaffe; tulina omugabo munene mu Uganda. Bwemubeera eyo, muyimbe ekitiibwa kya Buganda n’oluyimba lwa Uganda. Njagala omukulembeze ayigiriza abantu eby’okukola,” Mayiga bweyagmbye.

 Yagasseeko nti bw’oyigiriza abantu okwegatta oba obayigirizza okuvuba era abakola ekyo bebakulembeze abalimu ensa abasobola okulwanirira omugabo gwa Buganda mu Uganda.

“Bannabyabufuzi abaagala okulwanirira omugabo gwaffe bajje wano tubawe Pewosa bagende abantu ba Kabaka beegobeko obwavu,” Mayiga bweyagmbye.

Mayiga yakubirizza abantu ba Kabaka abaline kyebeekoleddewo okukkiriza babayigireko n’abalala batandike okukola nga bbo.  

Katikkiro ku kkono ng’akwasa Bannabuddu certificate

“Kiki ekikugaana okubaako gweweewunaganya naye? Tosobola kudda ku ntikko nga teweewunaganyizza ne banno. Kabaka akuleetedde ekyaffe ekyomunju oyagala bakuwe embuzi n’omuguwa,” Katikkiro bweyagmbye.

Ate ye kululwe minisita avunaanyizibwa ku byamawulire Oweek. Noah Kiyimba yeebazizza nnyo Bannabuddu olw’omutima gw’obwegassi.

Oweek. Kiyimba yagambye nti Pewosa ekyusizza nnyo embeera z’abantu mu byalo by’e Buddu.

“Omuntu alina omutwe nga n’enteekateeka weeri tosobola kukozesa mukisa n’ogenda mu maaso? Ab’e Buddu mutokola bulungi nnyo bwemukulemberamu enteekateeka za Kabaka era temuddirira?” Kiyimba bweyagambye.

Kululwe, Ombaka w’ekibuga ky’e Masaka, Mathias Mpuuga Nsamba yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okubayiiyiza  nabateerawo CBS ne Pewosa.

“Ffe Bannabuduu endagabutonde y’obwegassi yaffe ya nnono,” Mpuuga bweyagambye.

Banna Pewosa baakiise embuga n’ettu lya bukkadde musanvu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist