• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga ku myaka 13: Ebintu 13, ebimu ku bikoleddwa

Gambuuze by Gambuuze
May 12, 2026
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga ku myaka 13: Ebintu 13, ebimu ku bikoleddwa
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Leero nga 12/05/2026 lwe giweze emyaka 13 bukya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiima n’alangirira Owek. Charles Peter Mayiga okumulamulirako Obuganda.

Katikkiro Mayiga ng’ayita ku mikutu gye egy’omutimbagano anokoddeyo ebintu 13 ebimu kw’ebyo ebibadde mu bbanga ery’emyaka 13;

1. Okukyusa endaba y’ebintu, abantu okumanya nti waliwo bye tusobola okwekolera (Ettoffaali lyavaamu obuwumbi 10, naye ekigendererwa kyali ku “mindset change”).

2. Okutereeza enzirukanya y’emirimu mu Bulange ne mu bitongole (effective systems of administration).

3. Okumaliriza Amasiro g’e Kasubi ne bbugwe.

4. Okuzimba Masengere.

5. Okutandika BBS Terefayina eyaffe.

6. Okusikiriza bannamikago ab’omuzinzi (waliwo abazimba amayumba e Kigo, Ssentema; Airtel, Centenary n’abala bangi batuwagira nnyo).

7. Okussa omulaka ku byobulamu (Kabaka y’emunyenye y’okulwanyisa mukenenya).

8. Okukunga Obuganda (emisinde gy’amazaalibwa gye gisinga obunene mu Afirika; Omupiira gw’Amasaza gwe gusinga okulabwa mu East Africa).

9. Okuwagira bannabitone (abayimbi; abakubi b’ebivuga; abawandiisi b’ennyimba; abazinyi).

10. Okussa omulaka ku byenjigiriza (Ensawo ya Kabaka ey’Ebyenjiriza eweeredde mitwalo na mitwalo); amasomero, okuva ku nursery, primary; secondary; tertiary; ne university gonna weegali.

11. Oluwalo (omwaka oguwedde abantu ba Buganda baaleeta kumpi obuwumbi 2 – mu kyeyagalire, emirimu gy’Omutanda gisobole okutambula.

12. Okulwanyisa obwavu: Emmwanyi Terimba.. enteekateeka ejje abantu mu bwavu; obwegassi (PEWOSA ne SACCO endala ziyamba bangi).

13. Okutumbula Obuwangwa n’ennono (Kabaka y’omu ku bakulembeze b’ensikirano abasinga ettutumu mu Afirika; Ebika bivuga; Oluganda kati luli ne ku Google).

“Nkomye ku ebyo 13 (anti n’emyaka giri 13 😊)…naye bingi okusingawo. Nneebaza Nnyinimu okunneesiga 🙏🏾 ebbanga lino lyonna. Nneebaza bonna benkoze nabo ebbanga lino. Nneebaza Obuganda n’emikwano gyaffe. Obuwagizi n’essaala bye bituwanirira bulijjo.Wangaala Ayi Cuucu! CPM” Katikkiro Mayiga.

Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 kimufuula Katikkiro Kabaka gw’asinze okuwa ekiseera ekiwanvu ne ddamula ku mulembe Omutebi, addirirwa Owek. Joseph Mulwanyamuli eyagikuuma kumpi emyaka 12.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist