• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga atongozza Ekkadiyizo ly’ Ebitabo, akuutidde abantu ku bukulu bw’ ebyobulambuzi

Gambuuze by Gambuuze
July 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga atongozza Ekkadiyizo ly’ Ebitabo, akuutidde abantu ku bukulu bw’ ebyobulambuzi
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga atongozza  ekkaddiyizo ly’ebitabo by’ ebyafaayo by’Obwakabaka bwa Buganda erizimbiddwa okutumbula eby’obulambuzi era nalaga obukulu bwabyo mu nkulaakulana y’ensi.

Omukolo guno Katikkiro Mayiga agukoledde ku kitebe ky’ekitongole ki Buganda Heritage and Tourism Board okuliraana Butikkiro ku Lwokusatu mu nteekateeka y’okulambula ebitongole by’Embuga.

Owek. Mayiga asanyukidde ebituukiddwako mukitongole kino naakubiriza  abakozi okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe era bakole n’obumalirivu awamu n’okwagala.

Kamalabyonna Mayiga annyonnyodde nti wadde ekitongole Kya Kabaka kyokka abakikolamu bebasinga okukifunamu naye singa kiggwa bebasinga okukosebwa.

Mukuumaddamula annyonnyodde nti eby’obulambuzi bukulu nnyo mu bwakabaka nategeeza nti amawanga agamanyi okutunda eby’obulambuzi baggagawadde byansuso.

Ow’omumbuga bano abakubiriza okukolera awamu, nga  basinganamu ekitiibwa awatali kusosola mu buli buvunaanyizibwa kubanga buli omu yetaaga obuwereza bw’omulala okutwala ekitongole kino mu maaso.

Ye Minisita w’Ebyobuwangwa, Ennono, Eby’obulambuzi n’Ebyokwerinda, Owek. Anthony Wamala agambye nti eby’obulambuzi byankizo nnyo kubanga bino bitundibwa Obwakabaka nebufuna ensimbi ate nebubisigaza, bwatyo nasaba abantu abakola mukitongole kino okukyilowooleza basobole okukyitwala obulungi mu maaso.

Kitegeerekese nti mu kkadiyizo lino muteereddwamu etterekkero ly’ebitabo by’Obwakabaka, ekkung’aanyizo ly’ebifaananyi saako  nekiff ky’ebiluke ebiyiiye ngebimu ku bikijjuko by’amatikkira ga Nnyinimu ag’omulumdi ogwa 31.

Ensisinkano eno yetabiddwamu minisita w’Olukiiko Kabinenti n’Ensonga za Woofiisi ya Katikkiro Owek. Noah Kiyimba, Ssenkulu wa Buganda Heritage and Tourism Board Omuk Albert Kasozi, bakamisona abenjawulo mu kitongole kino, abakozi nabantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist