• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga atongozza akakiiko akagenda okutegeka Amazaalibwa ga Beene ag’e 68  

Gambuuze by Gambuuze
March 9, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja asiimye emisinde gy’Amazaalibwa (Kabaka Birthday Run) egy’omwaka 2023 giddukibwe nga 16 April
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Akakiiko akagenda okutegeka emikolo gy’okujaguza Amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, aganaabawo nga 13 April 2023, katongozeddwa.

” Amazaalibwa ga Kabaka gakubeerawo ng’ennaku z’omwezi 13 April nga agenda kuweza emyaka 68 ku lunaku olwo,” Katikkiro Mayiga bw’annyonnyodde.

Katikkiro Mayiga annyonnyodde nti emyaka 68 mitono ku mulembe oguliwo kuba abantu bawangaalira ddala okutuuka ku myaka 90.

Owek. Mayiga annyo annyonnyodde nti okwolesebwa kwebalina kwakuzza Buganda ku ntikko naye kino kisoboka abantu ba Kabaka nga balamu bulungi era nakakasa nti n’omulundi guno omulamwa gukyali gwa kulwanyisa akawuka ka Mukenenya.

Olukiiko lukulirwa Oweek.  David F.K. Mpanga,  nga luliko: Oweek.  Prosperous Nankindu Kavuma; Oweek.  Joseph Kawuki; Oweek.  Noah Kiyimba,  n’abakungu abalala.­

Bano beeyamye okutegeka omukolo ogusobola okuggyayo obulungi ekitiibwa ky’ Empologoma.

Omukungu w’ekitongole ky’ ensi yonna ekikola ku kulwanyisa Mukenenya ki UNAIDS,  Sarah Nakku ategeezezza nti  omulimu munene ogukoleddwa Obwakabaka okulwanyisa ekirwadde kino era nakakasa nti kino kyelaga lwattu mu bibalo.

Emikolo gigenda kuyimbira mu Lubiri  lwa Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka e Mmengo wansi w’omulamwa gw’okulwanyisa Mukenenya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist