• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga ayongedde okutalaaga Mutuba II  Makindye, abakuutide okukola ennyo

Gambuuze by Gambuuze
September 29, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga ayongedde okutalaaga Mutuba II  Makindye, abakuutide okukola ennyo
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Makindye –  Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga olunaku olwookubiri ng’alambula emirimu egikolebwa mu ggombolola ya Mutuba III Makindye. Enteekateeka eno yatandikibwa n’ekigendererwa eky’okusiima n’okwebaza abaami ba Kabaka mu ggombolola eba ewangudde mu mpaka z’enkola y’emirimu gy’Obwakabaka.

Leero asookodde ku Sir Jose Hotel e Gaba, eya Mw. Joseph Ssettuba, ate oluvannyuma ne yeeyongerayo ku Islamic Centre for Education and Research e Buziga.

Ab’eno abakuutidde okwefubako babeeko emirimu gye bakola, bafune ensimbi, batuukirize ebyetaago byabwe, Buganda edde ku ntikko.

Asabye abasuubuzi abagundidde okuyigiriza abaana baabwe enkola y’emirimu nga batandikira ku bifo ebisookerwako mu kkampuni, okusinga okubaleeta nga ba manaja nga tebamanyi nkola ku mitendera egisooka.

Yeebazizza nnyo Mw. Joseph Ssettuba, olw’enkolagana ennungi n’abantu, era n’asaba abantu okwewummuzangako ng’emirimu giwedde basaka amaanyi n’amagezi amaggya.

Katikkiro era akwasizza abaliko obulemu obugaali okubayambako mu kutambula kwabwe. Bino bibadde ku Islamic Center for Education and Research, e Buziga. Katikkiro akyalambula eggombolola ya Mutuba III Makindye.

Katikkiro awerekeddwako Oweek. Joseph Kawuki n’abaweereza n’Obwakabaka abalala

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist