• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asisinkanye Omuyimbi Fred Ssebatta, alabudde bannabitone abeesibye ku kuwemula

Gambuuze by Gambuuze
December 9, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asisinkanye Omuyimbi Fred Ssebatta, alabudde bannabitone abeesibye ku kuwemula
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga alabudde bannabitone abayimba Enyimba ez’obuwemu n’ekigendrerwa ky’okufuna ettutumu nti bakikomye bunnambiro kubanga basiga ekifaanyi ekibi eri abaana abato nga beerabidde nti ekikula amangu kifa mangu.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Mmande nga yeetabiddwamu abayimbi ab’enjawulo nebanjulira Katikkiro Mayiga enteekateeka y’ekivvulu mwagenda okujaguliza emyaka 42 nga ayimba.

“Tumwebaza olw’okuzimba obuwangwa, okutumbula olulimi, okusomesa n’okuyigiriza, okuzimba Eggwanga n’okuwummuza abantu ng’ayita mu nnyimba ze. Tuvumirira abayimbi abawemuse ensangi zino olw’okwagala ettutumu ery’amangu mu kifo ky’okukuza ebitone byabwe,” Kamalabyonna Mayiga bw’ategeezezza.

Owek. Mayiga  asoose kwambalira abayimbi Gravity omutujju ne Lili pazo abatyoboola olulimi Oluganda nga balukozesa omuwemmula naasaba bano okukikomya mu bwangu.

Mukuumaddammula bwatyo akubiriza abavubuka nga bavumbula ebitone beewale okubikozesa mungeri etyoboola abalala nga balwana okufuna ettutumu.

Ono  yeebazizza Lord Fred Ssebata olw’okuyimba Enyimba ezizimba,eziyigiriza n’okusomesa abalala nasaba abalala okumuyigirako.

Owomumbuga mungeri yemu ategezezza nti kikulu nnyo omuntu okugendako mu bazadde be nga aliko olugenda lweyeteekereteekera.

Ye   Fred Ssebata ategezezza Katikkiro Mayiga nti amaze emyaka 41 mukisaawe ky’okuyimba kya Kadongo Kamu kwekusalawo okutegeka ekivvulu ekisiima emirimu gye.

Ensisinkano eno yetabiddwamu; Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule, Owek. Noah Kiyimba, ne Owek. Israel Kazibwe Kitooke.

Ekivvulu kya Ssebatta kino kyakubaawo ku Lwokutaano luno ku Serena Hotel mu Kampala.

Ensisinkano eno yetabiddwamu; Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Oweek Patrick Luwaga Mugumbule, Oweek Noah Kiyimba, ne Oweek Israel Kazibwe Kitooke.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist