• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Katikkiro Mayiga  asisinkanye Kapiteeni wa Cranes Emma Okwi

Gambuuze by Gambuuze
August 4, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Katikkiro Mayiga  asisinkanye Kapiteeni wa Cranes Emma Okwi
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles aliko akaama kakubye bannabitone naddala abazannyi b’omupiira okutwala eky’okulabirako kya Emmanuel Okwi nga beeyisa bulungi bwebaba baagala okulaakulanya ebitone byabwe.

Bino Katikkiro Mayiga abyogeredde mu nsisinkano gyabaddemu ne Emmanuel Okwi e Bulange Mmengo ku Lwokuna nebateesa ku nsonga z’omupiira.

Owek. Mayiga agamba nti singa abazannyi balabira ku Okwi nebafuna byebamukopako bajja kwanguyirwa okwerula emikisa gyabwe.

Ye Okwi agambye nti yeenyumirizza nnyo mu mpaka z’Amasaza kuba gye yatandikira olugendo lwe olumutuusizza wano waali.

Ono asabye abantu wonna mu ggwanga okuwagira enteekateeka y’omupiira gw’Amasaza awamu n’enteekateeka endala eza Buganda kuba ziganyula abantu bonna awatali kusosolamu.

Emma Okwi y’omu ku bazannyi b’omupiira abaagunjulwa empaka z’Amasaza, era yali muzannyi wa Mawokota.

Okwi ajjukirwa okubeera mu ttiimu ya Mawokota eyasamba fayinolo kweyakubira Gomba ggoolo 2:0  okusobola okusitukira mu kikopo ky’omwaka gwa 2007.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist