• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga asabye Obuganda okunyweza obwerufu

Gambuuze by Gambuuze
June 26, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye Obuganda okunyweza obwerufu
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kyaddondo- Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga akubiriza Obuganda okunnyikiza obwerufu okusobola okutuukiriza ebyayisiddwa mu Nnamutaayika eyasomeddwa okusobola okukyuusa embeera z’abantu ba Beene.

Obubaka buno Katikkiro Charles Peter Mayiga abuttise Minisita w’ Amawulire n’Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek. Israel kazibwe Kitooke bw’abadde amukiikiridde okutikkula Bannakyaggwe, Bannakyaddondwa  ne Bannabuddu Oluwalo mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Owek. Mayiga abakuutidde okukola n’obwerufu, okweyubula n’okuva mu nkola y’omulembe omukadde batambule n’omulembe omuggya, okukozesa eby’obuwangwa n’ennono okutwala Obwakabaka mu maaso.

Minisita Kazibwe  ategezeeza Obuganda nga Obwakabaka bwebwaguze ettaka era buli mu kuzimba amalwaliro mu masaza ag’enjawulo okusobola okutumbula eby’obulamu.

Eyakulembeddemu Bannakyagwe,  Omumyuka ow’Okubiri owa Ssekiboobo, Owek. Fred Katende Kangave baweze okweyuna enteekateeka z’okulaakulanya  abantu ezitandikibwa Obwakabaka.

Eggombolola ezikiise embuga kubaddeko; Mutuba XIV Malongo, Ssabaddu Lufuka, Mutuba I Nakisunga, Musaale Nagojje, Musaale Butenga ne Ssabaddu Ntenjeru

Ensisinkano eno yetabiddwamu abantu abenjawulo okuli abakulembeze n’abaana b’amasomero.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist