• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga asabye abantu obuteekubagizabasobole okugenda mu maaso

Gambuuze by Gambuuze
December 8, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abantu obuteekubagizabasobole okugenda mu maaso
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Mawokota

Katikkiro asabye abantu ba Buganda obuteekubagiza nebwebaba balina abaagalwa babwe ababavudde ku maaso kibayambe okugenda mu maaso.

Obubaka buno, Kamalalabyonna Mayiga abuweeredde Mawokota mu kwabya olumbe lw’omugenzi Catherine Nakyejwe Mulindwa, Nnyina wa Lawrence Mulindwa omutandisi w’essomero lya St. Mary’s Kitende ne tiimu ya Vipers ku Lwomukaaga.

Owek.Mayiga ategeezezza nti Bajjajja ffe baamanya omugaso gwobuteekubagiza kagenderere olwo kwe ku ssaawo okwabya ennyimbe obulamu buddemu butambule nga tugenda mu maaso, era mu kaweefube w’okuzza Buganda ku ntikko tugaanira ddala abantu ba Buganda okwekubagiza kubanga mu kwekubagiza nekyosobola okukola kikulema. Mu lumbe tufuna omusika era awo amaziga wegakoma, ne mu Buganda nga tulina Ssaabasajja Kabaka tewali kitukwasa ku ttama n’okukukkuluma kubanga omutanda mwali.

Omugenzi Catherine Nakyejwe Mulindwa, asikiddwa Margaret Nannono ate Noeline Luyiga naalondebwa okubeera Lubuga.

Omwami w’Essaza Mawokota, Kayima Sarah Nannono, aloopedde Katikkiro nti abaakoze omukolo gw’okussaako n’okusumikira omusika baagoberedde emitendera gyonna nga ennambika y’okwabya ennyimbe bwegamba.

Omutaka Muteesaasira Keeya Ttendo Namuyimba, alidde mu ttama n’asaba Katikkiro n’Obuganda bwonna okuvaayo okulwanyisa abo abagufudde omugano okutyoboola olulimi oluganda naddala abayimbi nga bakozesa ebigambo ebiwemula, nti bano ke kaseera okubakwasa omukono ogw’ekyuma.

Omukolo guno gwetabiddwako abantu abenjawulo okuva my Gavumenti ya Buganda awamu neya wakati.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist