• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga asabye abafumbo abawula amawanga okunyweza obumu

Gambuuze by Gambuuze
December 30, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abafumbo abawula amawanga okunyweza obumu
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kawuku

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abafumbo naddala abawukanya obuwangwa bulijjo okunywerera ku bumu bwebaba baagala emirembe n’okuwangaaza obufumbo bwabwe.

Entanda eno Katikkiro Mayiga  agiweeredde Bunga ku kkanisa ya St. Johns, Church of Uganda mu kugatta James Kulubya Kitamirike ne  Tracy Wanyira Mutugi mu bufumbo obutukuvu ku Lwokutaano.

Owek. Mayiga agamba nti singa bafaayo okuwa ekitiibwa obuwangwa bwabuli omu obufumbo kibeera kyangu okutambuza obufumbo n’okwewala ebyo ebisobola okubatabula.

Katikkiro era  afalaasidde abafumbo amaka gaabwe okugatambuliza ku musingi ogwobumu nokolagana kiyambko okubunnyweza nokuwangaala.

Ono abasabye okwagala n’okwesiga Katonda mu byonna byebakola kibayambe okukuumagana n’okulaakulana.

Omukolo gwo kugatta abagole  gukulembeddwamu  Venerable Canon Godfrey BK Buwembo, n’abasaba okuwuliziganya obulungi bwebaba baagala obufumbo okubanyumira.

Buwembo bano abakubiriza obufumbo bwabwe okubwesigamya ku Katonda abalambike ku ngeri yokutambulamu olugendo luno oluggya  lwebatandise .

Canon Buwembo asinzidde wano nategeeza nti ng’ ekkanisa ya Uganda tebakkiriza bufumbo bwa kikula kimu,  era nasaba abakkiriza obutabwesembereza.

Omukolo guno gwetabiddwako abakungu abenjawulo okuva mu gavumenti eyawakati n’Obwakabaka okubadde  Owek. Martin Sseremba Kasekende  n’Omukyala  n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist