• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga amaze okulambula ab’e  Scandinavia, ayolekedde Scotland

Gambuuze by Gambuuze
August 23, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga amaze okulambula ab’e  Scandinavia, ayolekedde Scotland
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Sweden

Katikkiro Charles Peter Mayiga amaliriza okulambula amawanga agali mu bukiika kkono bwa Bulaaya agamanyiddwa nga ‘Scandinavian Countries’ gyabadde yagenda okutumbula enteekateeka za Buganda ez’enjawulo.

Owek. Mayiga obugenyi abukomekereza n’ekijjulo ekimutegekeddwa olukiiko lw’ omubaka wa Kabaka, Owek. Nelson Mugenyi.

Bano Kamalabyonna abalekedde entanda nga esumuluddwa Owek. Prosperous Nankindu Kavuma, Minisita w’Enkulaakulana y’Abantu ne Woofiisi ya Nnaabagereka era nabeebaza olw’okumwaniriza n’okumulabirira obulungi.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga ye ne banne bwebatambudde baliko ebikulu byebayize byebagenda okutandikirako nga bazze ku butaka era nabasuubizza okuddayo abannyonnyole ku nsonga Ssemasonga naddala esooka ey’okutaasa n’okukuuma Nnamulondo.

Ye minisita Nankindu asabye bannayuganda abawangaalira eno babeeko enteekateeka eyawamu gyebatandikawo buli luvannyuma lwa myaka 2 abantu baayo basobole okwongera okumanyisa ku bikwata ku Buganda.

Owek. Nankindu yeebazizza abakyala  abeetabye mu nteekateeka y’omulundi guno era nabasaba okwongera okuleeta bannabwe basobole okwenyigira obutereevu mu nsonga za Buganda.

Omubaka wa Ssaabasajja Kabaka mu Scandinavia, Owek. Nelson Mugenyi yeebazizza nnyo Katikkiro okubasoosowaza ku mulundi guno oluvannyuma lw’ebbanga nga tatambula.

Kamalabyonna yalambudde amawanga ag’enjawulo omuli Norway; Netherlands; ne Sweden.

Oluvannyuma lw’ekijjulo Katikkiro Mayiga ne ttiimu ye boolekedde Scotland okumanyisa abaayo enteekateeka za Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist