• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga alabudde bannamateeka ku kulya ssente ku bantu

Gambuuze by Gambuuze
June 11, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga alabudde bannamateeka ku kulya ssente ku bantu
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga simusanyufu ne bannamateeka abalya ku bantu ensimbi ate nebeekobaana nebebavunaana nebafutyanka emisango gyabwe nti kimenya amateeka agafuga bannamateeka.

Bino Kamalabyonna Mayiga abyogeredde ku mbuga enkulu e Bulange e Mmengo bw’abadde asisinkanye  abayizi abasoma amateeka ku Kampala International University.

Owek. Mayiga agamba nti kino  oluusi kimalamu abantu amanyi ababeera n’okusoomozebwa okwenjawulo nebamaliriza nga batwalidde amateeka mungalo basobole okufuna obwenkanya.

Kamalabyona abalabudde ku ky’okwagala obugagga obw’amangu nti kyabulabe era kimazeewo abavubuka bangi.

Owomumbuga mungeri abasabye okwewala okugoberera firimu z’abazungu ezikwata ku mateeka naddala ezo ezibeera ku mutimbagano nti nnyingi tezijaawo bwerufu bw’amateeka.

Owek. Mayiga  agamba nti okusoma n’okukola amateeka kyetaaga obugumiikiriza, obwesimbu, n’obwerufu, era n’okumanya obulungi abantu be bakolera kibayambeko naddala okufuna obujulizi bwe beetaga okuggusa emirimu gye bakola.

Ye Ssaabawolereza w’Obwakabaka, Owek. Christopher Bwanika ategeezezza nti Obwakabaka bwetegefu nga buyita mu woofiisi ye okulambika omuntu yenna eyeetaaga okuyambibwa mu by’amateeka.

Akuliddemu abayizi bano era munnakibiina ki Nkobazambogo, Omumbejja Christine Ndagire ategeezezza nti ekibaleese kwekufuna okulambikibwa okuva eri Kamalabyona ku ngeri ey’okunyikizaamu amateeka okwewala okumenya amateeka.

Bano era baguze Satifikeeti okuwagira emirimu gya Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist