• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga akubirizza abavubuka okukolagana n’abantu

Gambuuze by Gambuuze
October 22, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga akubirizza abavubuka okukolagana n’abantu
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Busiro 

Katikkiro Charles Peter Mayiga, asabye abavubuka okuyiga enkolagana ennungi n’abantu kibayambe okubaako bye batuukako mu bulamu, kubanga bulijjo omuntu abaako omulala gwe yeetaaga.

Katikkiro Mayiga nga ali ne Fred Mutebi Kasozi

Owek. Mayiga abakubirizza okubeera abakozi era abanyiikivu baleme kwesaasira. Bino Mukuumaddamula abyogeredde mu ng’alambula musajja wa Kabaka, Fred Mutebi Kasozi  eyakazibwako erya Mmamba atawanyizibwa obulwadde bw’okusannyalala.

 “Abavubuka kye basobola okuyigira ku Mmamba, bukozi n’ekyokubiri enkolagana n’abantu, obulamu bwe tubeeramu, tuteekwa okuba nga tulina enkolagana ennungi n’abantu,” Owek. Mayiga bw’akubirizza.

Abasabye bulijjo okuyisa abantu obulungi kubanga bano be bafunamu emikisa.

Mw. Fred Mutebi Kasozi amanyiddwa nga Mmamba ye mumyuka w’omuwanika w’olukiiko lwa Buganda Twezimbe abaatalaaga ne Katikkiro Obuganda nga banoonya ettoffaali, okuzimba bbugwe w’Amasiro, Masengere, wamu n’okutandika BBS Terefayina.

Mayiga abavubuka abasabye bamulabireko era baagale nnyo Obuganda era basobole okugitwala ku ntikko kubanga be balina amaanyi agasobola okugituusa gy’eraga.

Ono azzeemu n’akubiriza abantu okukomya okulowooza nti bwe babeera baweereza e Mmengo babeera bakola ku bwannakyewa kuba gino emirimu gye bakola gibeera gyabwe.

Ye Mmamba asanyukidde okulambulwa kuno era neyeebaza Buganda ne Kamalabyonna olw’okumuwuliza entakera nga bayitira ku ssimu wamu n’obuyambi obwenjawulo bwe bamuwadde.

“Mbugaanye essanyu ow’Eddamula bwankyaliddeko era obulwadde buwonye, nneesunga kudda kuweereza Mukama wange. Nsiima byonna Obuganda bye bunkoledde nga ndwadde,” Mutebi bw’ategeezezza Katikkiro Mayiga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist