• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga akubirizza abantu okwekebezza endwadde nga bukyali bamanye bwebayimiridde

Gambuuze by Gambuuze
January 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga akubirizza abantu okwekebezza endwadde nga bukyali bamanye bwebayimiridde
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kitagobwa – Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubiriza abantu ba Buganda okwettanira okwekebezza endwadde buli kiseera naddala ezo ezitasiigibwa okusobole okwezetangira nga bukyali.

Bino abyogeredde Kitagobwa Kiteezi mu Ggombolola ye Kawempe bw’abadde yeetabye mu kitambiro kya Mmisa y’okusabira Emmanuel Kabonge Kandula eyavudde mu bulamu bwensi.

Kamalabyonna  Mayiga, asabye abantu nga batandika omwaka guno omupya basse eby’obulamu ku mwanjo babiteeke mwebyo byebategese okukola mu 2024 nga bwebatera okulowooza ku kuzimba, okuwasa, oba okugula ekintu ekirungi.

Mu byanokoddeyo abantu okukola mulimu; okwemanyiiza okwekebeza bamanye bwebayimiridde, okukola dduyiro, beegendereze bye balya, beewale omwenge oguyitiridde, bavuge ebidduka nobwegendereza olwo lwebajja okubaako kyebagatta ku Buganda ne Uganda.

Owek. Mayiga era akakasizza  nti omwaka guno Obwakabaka tebugenda kusaagira ku bya bulamu by’abantu ba Beene nga bwekityo bagenda kukunga abantu okukola dduyiro okusobola okubakuuma nga balamu.

Ono  akubiriza ebenju ya Kabonge okusigala nga bali bumu era tebalekerera Nnamwandu n’abaana.

 Ye munnamateeka  era muganda w’omugenzi,  Francis Bbuule okuva mu Bbuule and Mayiga Company Advocates  yeebaziza abo bonna abazze nga babadukirira okulaba nga bataasa obulamu bwa mutoowe.

Nnamwandu wamu n’abaana bebaziza abazze babayambako mu kujanjaba omuntu wabwe nebabasaba bulijjo okusigaza omuntu omulungi.

Bwabadde ayigiriza Bwannamakulu w’ekigo kya Our lady of Holy Rosary Kitagobwa Kiteezi Rev. Fr. Charles Herman Ssuuna asabye abakiriza okutambulira mu kkubo egolokofu basobole okufuna empeera kunsi ne mu maaso Katonda.

 Asabye abaana ne bazzukulu ba Kabonge banyweze obumu, basisinkane buli mwaka, olwo bajja kusobola okuyita mu bibasomooza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist