• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga aggaddewo Oluwalo 2024, Ensimbi akawumbi kamu n’Ekitundu Zeezireeteddwa

Gambuuze by Gambuuze
December 12, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga aggaddewo Oluwalo 2024, Ensimbi akawumbi kamu n’Ekitundu Zeezireeteddwa
0
SHARES
75
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga  aggaddewo enteekateeka ya Luwalo Lwaffe ey’omwaka 2024 wakati mukutendereza obujjumbize, obumalirivu n’obumu obweyolekedde mu bantu ba Beene bwebaleese ensimbi ezimenye likodi bukya enkola eno etandikibwawo nga zino zisoba mu kawumbi akamu n’ekitundu.

Omukolo oguggalawo guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna ng’era wano Kamalabyonna Mayiga atikudde Oluwalo okuva mu masaza ag’enjawulo.

Luno luvuddemu  ensimbi obukadde 258,777,150  nga zireeteddwa eggombolola okuli Mutuba III Makindye, Mutuba II Nabweru eya Owek. Mariam Ndagire, V1 Katwe e Buddu, Mutuba 1V Kawuga mu Kyaggwe, Masekkati Kibuga, Ssaabagabo Lufuka, wamu n’amasaza okuva ebweru weggwanga okuva e Bungereza, Sweden namalala era nensimbi ezireeteddwa olwaleero zezikyasinze okuleetebwa ku lunaku olumu.

” Twebaza abantu ba Buganda ne mikwano gyaffe mwenna abawagidde emirimu gy’Obwakabaka omwaka guno n’ensimbi akawumbi kalamba n’ekitundu n’okusoba (1,598,915,222/=). Omwaka gubaddemu bingi ebigezezaako okutuwugula, naye tubeebaza olw’obutava ku mulamwa ne musigala nga mutambulira mu buufu bwa Kitaffe Ssaabasajja Kabaka,”  Mukuumaddamula Mayiga bw’annyonnyodde.

Owek. Mayiga akuutidde abantu ba Kabaka okubeera obumu akaseera konna kibayambe okuwangula ebisomoozo byonna ebiboolekera.

Ono Abaami ba Kabaka abasabye okwongera okunnyikiza obuweereza bwabwe mu bantu ba Kabaka nga bekubamu ttooci wa webatatambudde bulungi nate omwaka ogujja bajje nga bajjulidde ddala.

Minisita w’Obwakabaka owa Gavumenti ez’Ebitundu, Owek. Joseph Kawuki yeebazizza abantu ba Kabaka bonna abajjumbidde enteekateeka eno naasaba omwaka ogujja okusingawo.

Bw’abadde ayogera kulw’ Abaami abakiise Embuga, Kaggo Hajji Ahmed Magandaazi Matovu aweze nti sibakussa mukono mu nteekateeka y’okuleeta oluwalo kubanga Obuganda busobola bulungi okuyitiramu okulaakulana.

Kitegeerekese nti Obwakabaka bulimu eggombolola 175 kyokka kuzino 171 zisobodde okujjumbira enteekateeka ya luwalo lwaffe nga omuluka gwa Masekkati kikuubo gwegusinze okusonda ensimbi ate nga omuntu ssekinnoomu asinze okusonda oluwalo ye Pastor Wilson Bugembe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist