• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro alambudde Amasiro ge Kasubi

Gambuuze by Gambuuze
September 2, 2019
in Amawulire, Eby'obuwangwa, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Katikkiro alambudde Amasiro ge Kasubi
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa, Baminisita ba Kabaka, balambudde omulimu gw’okuddaabiriza ennyumba Muzibwazalampanga wegutuuse.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa, Baminisita ba Kabaka nga bali wamu n’abamu ku bakozi abazimba amasiro g’e Kasubi okulambula omulimu gw’okuzimba Muzibwazalampanga wegutuuse.

Mukulambula kuno Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa asimbye empagi ku Wankaaki wa Muzibwazalampanga nga akabonero akategeeza nti ekiseera eky’okuwunda Wankaaki kituuse. Omukolo gw’okusimba empagi eno gwa nnono era gukolebwa Kiwewa. Empagi esimbiddwa yemu kwezo ezitambuza oluggi lwa Wankaaki.

  • Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa nga asimba empagi ku masiro ge Kasubi

Mu kwogera kwe, Katikkiro agambye nti okutwaliza awamu omulimu gutambula bulungi era tewali kyelaliikiriza kubanga bagoberera ennono, emisoso n’emikolo egy’ennono egikolebwa ku Muzibwazalampanga.
Omulangira Jjunju Kiwewa atuusiza okusiima kwa Ssaabasajja era awadde abagirinya embuzi olw’okubeebaza okusereka Muzibwazalampanga.

Minisita w’obuwangwa, ennono n’obulambuzi, David Kyewalabye Male, agambye nti oluvannyuma lw’omulyango gwa Bwanga okuggwa, emirimu egisigadde gyakwanguwa kubanga omulangira Jjunju Kiwewa akoze emikolo egyetaagisa.

Share this:

Tags: Kasubi TombsKatikkiro
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist