• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro akwasizza abe Buvuma Amaato ne Pikipiki, asabye  abakulembeze okulambula abantu

Gambuuze by Gambuuze
July 7, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro akwasizza abe Buvuma Amaato ne Pikipiki, asabye  abakulembeze okulambula abantu
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Buvuma

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze bulijjo okunonyanga abantu bebakulembera nga babalambula mu bitundu gyebabeera okusobola okumanya embeera mwebali.

Okwogera bino Owek. Mayiga abadde mu bizinga bye Buvuma gyeyagenze okukwasa Abaami ba Kabaka Amaato awamu ne Pikipiki ebyabaweereddwa Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka okubasobozesa okulambula abantu ba Nnyinimu n’okumanya embeera mwebali.

Ow’omumbuga agambye nti abantu nebwebaba babeera mu bitundu ebyesudde, omukulembeze alina okubalambula okusobola okubatuusako  obuweereza era n’okumanya obwetaavu bwabwe.

Katikkiro bano abasabye  ebintu bino okubikozesa mu mbeera eweesa  Kabaka ekitiibwa era bisobole okuganyula abantu be n’okutumbula embeera zabwe basobole okwekulaakulanya.

Owek. Mayiga  ab’eBuvuma abasibiridde entanda ku bulwadde bwa Mukenenya naasaba abasajja okubeera abasaale mu kulwanyisa nawookera w’ekirwadde kino.

Mu bafunye entambula mwemuli  abaami ba kabaka ab’eggombolola ya Mumyuka Bugaya ne Ssaabawaali Bwema nga bano bawereddwa amaato ga yingini 3,eggombolola ya Mbubi eryato 1 , eggombolola Musaale Ssejja Buvuma ne Ssaabagabo Nayiramba ppikippiki 2 n’omulimisa ppikippiki 1.

Minisita wa  Beene omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu Owek. Joseph Kawuki yebazizza abaweereza ba Ssabasajja olw’enkolagana ennugi naba gavumenti eya wakati era nakubiriza abantu emirimu naddala egyo egizza Buganda Ku ntikko.

Omukolo gwetabiddwako abakulembeze ab’ejawulo okuva mu gavumenti ya ssabasajja ne gavumenti eya waakati omubadde n’omubaka w’ekitundu kino, Robert Ndugwa Migadde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist