• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’Ebika bikulaakulane

Gambuuze by Gambuuze
February 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’Ebika bikulaakulane
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Butikkiro-Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga akunze abavubuka bulijjo okwenyigira mu nteekateeka ez’Ebika byabwe awamu n’emirimu gyaabyo basobole okubikulaakulanya.

Okwogera bino Katikkiro Mayiga abadde asisinkanye  abavubuka ab’eddira Omutima Omuyanja, abazze okumwanjulira z’Ekika mu Butikkiro ku Lwokuna.

Olukiiko olukulembera abavubuka mu Kika ky’Omutima Omuyanja, lusisinkanye Katikkiro nerumwanjulira enteekateeka zaabwe ez’okwekulaakulanya.

Owek. Mayiga  asabye abavubuka bulijjo okubeera abamalirivu basobole okukola ennyo okutumbula Ebika byabwe olwo Buganda esobole okukula.

Mukuumaddamula Mayiga era asabye abavubuka okutuulanga mu nkiiko z’Ekika ku mitendera gyonna era bulijjo beewale  okwekubagiza bwebaba baagala okugenda mu maaso.

Ono era abakuutidde okubeera abayiiya, abeesimbu n’okukola emirimu emirimu gino egy’okwekulaakulanya  n’obukugu basobole okusitula Ebika byabwe.

Ye  Minisita w’Amawulire Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek. Israel Kazibwe Kitooke, asinzidde wano naakubiriza abavubuka bano okubeera abatetenkanya, okukyusa endaba y’ebintu kibasobozese okwekulaakulanya.

Bano era abakuutidde okukulembeza obwesigwa mu mirimu gyebakola.

Ssentebe w’abavubuka mu Kika ky’Omutima omuyanja,

Ssaalongo Kiwutta Robert Ssenkasi Kakeeto, nga yakulembeddemu olukiiko luno, agambye nti ezimu ku nsonga ezibaleese ewa Katikkiro mulimu okweyanjula gyali ng’Abavubuka,  Okumusiima emyaka 10 nga akutte Ddamula, Okuyunga olutindo wakati w’abavubuka mu Bika bya Buganda ne Gavumenti ya Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist