• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro abikidde Obuganda ku kuzaama kw’Omuzaana Amb. Sebubandi azaala Omulangira Jjunju

Gambuuze by Gambuuze
November 16, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro abikidde Obuganda ku kuzaama kw’Omuzaana Amb. Sebubandi azaala Omulangira Jjunju
0
SHARES
96
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga abikidde Obuganda ku kuzaama kw’Omuzaana  maama w’Omulangira Kiweewa Jjunju, Amb. Venetia Sebubandi eyafa ku ntandikwa ya wiiki eno oluvannyuma lw’okulwalira akaseera.

Obubaka buno obuliko omukono gw’ Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro Owek. Robert Waggwa Nsibirwa. Minisita w’Amawulire Owek. Israel Mayengo yabusomedde bannamawulire ku Lwokuna e Bulange e Mmengo.

Owek.  Nsibirwa ategeezezza Obuganda nti Omuzaana Sebubandi ajja kuterekebwa e Rusororo mu ggwanga lya Rwanda era Obwakabaka bwakwetaba butereevu mu nteekateeka z’okumutereka.

Ekiwandiiko kino kigattako nti Obuganda bwonna bukubagiza n’okukungubagirako  Ssaabasajja Kabaka, Omulangira Jjunju Kiweewa n’Olulyo Olulangira olw’eddibu lino erizzeewo.

Okusinziira ku Katikkiro, Omuzaana Sebubandi abadde muntu wa kisa omwetowaze wakati ng’ abadde muntu wa kitiibwa era abadde ayamba buli muntu abadde amutuukirira.

Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka, Twakuumye Bubi Omuzaana naatugendako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist