• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katambala asabye abaami abalondeddwa  obutatiirira Nnamulondo

Gambuuze by Gambuuze
September 14, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katambala asabye abaami abalondeddwa  obutatiirira Nnamulondo
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula Francis

Butambala

Omwami wa Kabaka atwala essaza Butambala,  Katambala Hajji Sulaiman Magala asabye abaami b’amagombolola abali mu ssaza lino okukola emirimu gya Kabaka nga tebeebalirira bayambeko  mu nteekateeka z’okuzza Buganda ku ntikko era balwanirire Nnamulondo.

“Abaami be twafunye tubalabamu omuzinzi ogukyusa Butambala. Nsuubira nti omusomo gujja kubayamba nnyo okumanya kye bateekeddwa okukola n’ebyo bye batalina kukola ng’abaami ba Kabaka. Era nja kubalambika mu ebyo bye twetaaga okukola okuyitimusa Butambala.” Katambala Magala bw’agambye.

Katamba okwogera bino, abadde mu nsinsikano n’abaami ba Kabaka abaakalondebwa ku ggombolola  ettaano ezikola essaza Butambala.

Kinajjukirwa nti ssabiiti ewedde, Ssaabasajja yasiima n’akola enkyukakyuka mu baami abatwala eggombolola mu masaza ag’enjawulo ng’emu ku nteekateka ey’okwongera obuweereza obulungi eri abantu be.

Katambala asinzidde  wano n’asaba abaami ba Kabaka bano abaakalondebwa okutwala obuvunaanyizibwa obwabaweereddwa nga tebeebalira, basobole okulaba nga bayambako mu nteekateeka y’okuzza Buganda ku ntikko.

Ono ategeezezza nga bwe bagenda okusooka okusomesa abaami bano okumanya obulungi ebyo bye balina okukola wakati mu buweereza bwabwe .

Ssentebe w’abaami bano, Imam   Kasim Kigozi  yeeyanzizza Beene olw’okusiima n’abawa omukisa okuweereza mu gavumenti ye, n’agamba nti baakwetaba mu nteekateeka zonna ez’Obwakabaka.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist