• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Kansai Paint edduukiridde poliisi y’e Mukono ne langi ya bukadde 15

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2021
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
Kansai Paint edduukiridde poliisi y’e Mukono ne langi ya bukadde 15
0
SHARES
87
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Jesse Lwanga

Mukono

Abapoliisi ku poliisi y’e Mukono, bafunye akaseko ku matama oluvannyuma lwa kkampuni ya Kansai Paint  ekola langi ya Plascon, okubawa langi  embalirirwamu obukadde 15 okuzza ekifaananyi kya poliisi eno engulu, okutumbula enfaanana yaakyo wamu n’okuyambako okugoba  ensiri.

Abakulira Kansai wamu nabatwala poliisi ye Mukono

Langi eno egenda kusiigibwa mu bisulo by’abapoliisi, okukendeeza ku kizibu ky’omusujja gw’ensiri ogutawaanya ennyo abapoliisi bano. Kkampuni ya Kansai era ewaddeyo ne langi endala erina okusiigibwa ku bizimbe bya poliisi eno.

Omu ku bakitunzi ba Plascon, Kayongo Daniel, agambye nti enteekateeka eno esukka mu bukadde 200 era nga bagikola buli mwaka okuddiza ku bantu be bakoleramu era nga ku mulundi guno batandikidde ku poliisi y’e Mukono.

Kayongo agamba nti abaserikale bano bakola omulimu munene okutebenkeza ebitundu nga na bwe kityo basaanye okusiimibwa olwomulimu  gwe bakola.

Addumira poliisi mu Mukono, SP. Musiho Abubaker, asiimye enkola ya Plascon kyokka n’akalaatira basajja be okukuuma enkolagana ennungi n’abantu be bakoleramu nti singa si bantu bano, poliisi eba terina mirimu.

Ono agamba nti okusiiga kuno kuggya kukuumira ekitebe kyabwe ku mutindo gw’ekibuga era n’asaba abalala balabire ku bano okubeera nga baddiza ku bantu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist