• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kamalabyonna Mayiga asisinkanye Ambasada wa Bungereza, akuutidde abantu ku Ebola

Gambuuze by Gambuuze
November 2, 2022
in Amawulire
0 0
0
Kamalabyonna Mayiga asisinkanye Ambasada wa Bungereza, akuutidde abantu ku Ebola
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye omubaka wa Bungereza mu Uganda, Kate Aire era naddamu okusaba abantu wonna gyebali bakole buli kimu okulwanyisa ekirwadde kino kuba kyabulabe nnyo.

Ensisinkano eno ebadde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu nga Ambasada Aire abadde azze okukiika embuga n’okubaako ensonga enkulu zawayaamu ne Mukuumaddamula.

Ambasada Aire atuuse ku ssaawa ttaano ez’okumakya nga awerekeddwako omukungu Tarka Simon era bano baaniriziddwa akola mu nsonga z’abagenyi Omuk. David Ntege.

Ono yefumbye akafubo ne Kamalabyonna  awamu ne minisita ow’emirimu egy’enkizo Owek. Daudi Mpanga era muno temukkiriziddwamu bannamawulire.

Mu kwogerako eri abamawulire, Katikkiro ategezezza nti ensonga gyebasinze okussaako essira ky’ekirwadde kya Ebola kubanga Kate Aire alina okumanya oba olyawo ku kirwadde kino kuba yeyali omubaka wa Bungereza e Sierra Leone mukiseera ekirwadde kino wekyabatawaanyiza ennyo.

Ow’omumbuga Mayiga era asinzidde wano nasaba abantu obutaba balagajjavu mu kulwanyisa ekirwadde kino ate kuzza ku ggwanga ku muggalo wabula bagondere ebiragiro bya minisitule yebyobulamu.

Ye Ambasada wa Bungereza Kate Aire yeeyamye okukwasizaako Obwakabaka  okulwanyisa ekirwadde kino kyokka nasaba obuyambi obunawebwayo okukozesebwa obulungi.

Ono era yebazizza Obwakabaka olw’okumanyisa abantu ku ngeri y’okulwanyisaamu ebirwadde wamu n’okukubiriza abantu okukola okweggya mu bwavu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist