• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

#KabakaRun2025 | Olubiri luwuumye nga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka asimbula emisinde

Gambuuze by Gambuuze
April 6, 2025
in Amawulire
0 0
0
#KabakaRun2025 | Olubiri luwuumye nga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka asimbula emisinde
0
SHARES
57
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo 

Olubiri lwa Kabaka olw’ e Mmengo mu Kyaddondo okubadde lukubyeko Nnamungi w’ omuntu luwuumye nga Ssaabasajja Kanaka Ronald Muwenda Mutebi asimbula emisinde egikulembera okujaguza amazaalibwa ge egy’ omwaka 2025.

Wadde enkuba ekedde kufudemba naye kino tekiremesezza bantu ba Kanaka kwetaba mu misinde gino egibadde mu Kiromita ez’ enjawulo.

Omutanda atuuse ku ssaawa emu ne ddakiika musanvu olwo essanyu, emizira n’ enduulu nebisaanikira olubiri lwonna ng’ abantu basanyuka olw’ okulaba ku Mpologoma.

Nnyinimu ayaniriziddwa Kamalabyona Charles Peter Mayiga neba minisita bakabaka abalala.

Omutanda egenze butereevu naalambula awamu nokuwuubira ku bantu be ababadde bamundiridde nebafa esanyu.

Maasomoogi oluvanyuma alamusizza ku Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga,omulangira David Kintu Wasajja,omulangira Crispin Kiweewa Jjunju era nakkalira ku Nnamulondo .

Omuteregga asiimye abavugirizi ebenjawulo okubadde Airtel Uganda,I&M bank nablala olw’okuwagira enteekateeka z’obwakabaka.

Mu bubaka bwe obusomeddwa Katikkiro, Ssaabasajja Kabaka asabye abantube kussa ekiragiro kye eky’okulwanyisa mukenenya munkola kubanga Buganda eyagala abantu abalamu okudda ku ntikko.

Ku lulwe, Kamalabyona yeebaziza bonna abeetabye mu kaweefube w’okulwanyisa mukenenya nga beetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka naakakasa nti kino kiraga nti obumu bwongedde okudda mu Buganda.

Katikkiro era yeebazizza abavujirizi ab’ enjawulo olw’ okuwagira enteekateeka z’obwakabaka.

Minisita omubeezi ow’Abavubuka n’ baana n’abavubuka mu gavumenti ewakati, Dr. Balaam Barugahara yeyanzizza omutanda olw’okukwatiza ku gavumenti natumbula eby’obulamu ku mitendera egyenjawulo mukwagala okuyitirivu.

Akulira Uganda Aids Commission, Dr. Ruth Ssenyonyi ategeezezza nti enteekateeka z’ Obuganda ziyambye nnyo okukendeeza ku kusaasaana kw’ akawuka kano bwatyo naasaba abantu okusigala ku omulamwa.

Bannabyabufuzi abeetabye mu misinde gy’amazaalibwa nga bakulembeddwamu Ssentebe w’akabondo kababaka abava mu Buganda Muhammad Muwanga Kivumbi beeyanziza Ssaabasajja kabaka olwokutandikawo emisinde egyekirubirirwa ekiringu eri abantube.

Emisinde gy’amazaalibwa ga kabaka 2025 gitambulidde ku mulamwa ogugamba nti’’abasajja tubeere basaale mu kutaasa omwana omuwala.

Gino gyetabiddwamu baminisita okuli; Omumyuka Asooka owa Katikkiro,  Owek. Prof Twaha Kaawaase Kigongo,omumyuka owookubiri owa katikkiro, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa,minisita w’abavubuka emizannyo n’ebitone owek. Ssaalongo Robert Sserwanga nabalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.