• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kabaka ssi mulwadde muyi era tali kundiri naye yeetaaga kiseera kuwummula  – Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
June 18, 2024
in Amawulire
0 0
0
Kabaka ssi mulwadde muyi era tali kundiri naye yeetaaga kiseera kuwummula  – Obwakabaka
0
SHARES
141
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda butegeezezza nga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka  Ronald Muwenda Mutebi II bwatali mulwadde muyi wadde okubeera ku ndiri ng’abamu bwebabadde babijweteka.

Bino biteereddwa mu kiwandiiko ekivudde embuga oluvannyuma lw’ensisinkano ey’enjawulo wakati wa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Omulangira David Kintu Wasajja n’akakiiko akafuzi ak’olukiiko lw’ Abataka ng’eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Ekiwandiiko kinnyonnyodde nti Omutanda yeetaaga ekiseera ekigere okwongera okuwummulamu ng’ali mu mikono gy’ abasawo okusobola okusukkira ddala obulungi.

Abakulu bano basabye  Obuganda okwongera okuweereza Beene essaala era nebabasaba okukimanya nti ensonga z’obulamu bwa Ccuucu zikolebwako bulungi era mu ngeri ey’ekikugu.

Bano basabiddwa okwegendereza amawulire kubanga amawulire amatongole agakwata ku bulamu bwa Kabaka galina kuva wa Katikkiro. Bwebatyo basabye okumanya nti Nnyinimu talingirizibwa era amawulire agamukwatako tegasobola kufulumizibwa mu ngeri etyoboola ekitiibwa kye nga Kabaka wadde eddembe lye ng’omuntu.

Wano Katikkiro, Ab’Olulyo Olulangira wamu n’Abataka Ab’Obusolya webasinzidde nebeebaza abantu abayolesezza empisa z’obugunjufu, obugumiikiriza n’obukakkamu mu kaseera kano era nebabasaba okwewala obukyayi naabo abaagala okwawulayawula n’okunafuya Obuganda.

Bano bannyonnyodde nga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka bw’ajja okudda ku butaka ng’obudde bwe obw’okudda butuuse.

Kinajjukirwa nti Beene abadde mukosefu mu myaka egiyise ekintu ekitawaanyiza obulamu bwe wamu n’emirimu gye, okuva mu basawo abakugu wamu mu Uganda n’amawanga ag’enjawulo.

Mu March 2024,  Kabaka bweyagenda  okulaba abasawo abakugu e Bugirimani, baakiraba nti okufuna obuweerero obwa nnamaddala Ssaabasajja alina okumala ekiseera ng’awumuddemu era kisaanidde yeewalire ddala emirimu kubanga emirimu emingi  gyegimuleetera okukoseka.

Abakugu bano baalagirira Ssaabasajja bakugu bannabwe mu ggwanga lya Namibia kubanga walungi nga asobola okuwummulirayo ng’ate bwafuna obujjanjabi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist