• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kabaka Foundation  esse  omukago naba Heifer International okutumbula embeera z’abantu

Gambuuze by Gambuuze
October 15, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Kabaka Foundation  esse  omukago naba Heifer International okutumbula embeera z’abantu
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Ekitongole  ki Kabaka Foundation kisse omukago nekya   Heifer International okutumbula embeera z’abantu mu Buganda wamu n’okutaasa Obutonde bw’ensi nga bayita mukubunyisa Amasanyalaze ag’amaanyi g’enjuba.

Omukolo guno guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri  nga Ssenkulu w’ekitongole kino, Omuk. Kaggwa Ndagala yataddeko omukono kulwa Buganda ate William Matovu nateekako kulwa Heifer International era  Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwaga Mugumbule yajulidde kulwa Katikkiro Charles Peter Mayiga.

Owek. Mugumbule ategeezezzza nti Beene amaze ekiseera ng’ atakabanira okutumbula embeera z’ abantu be nga ayita mu kawefube ow’enjawulo nga okutumbula obulimi bw’emmwaanyi era enkolagana ne bannamukago aba Heifer International Uganda, yakwongera amaanyi mukaweefube wa Beene ono.

Omukago guno gwakumala emyaka 3 nga Obwakabaka n’ebitongole ki Heifer International bagende kutondawo ennimiro ez’okuyigirwako ku buli ssaza ziyite (Demonstration Farms) nokuwa abantu ente saako nokubunyisa amasanyalaze agamaanyi g’enjuba.

Enteekateeka eno egenda kuvujirirwa ekitongole ki Mott Foundation okuva muggwanga lya Amerika nga kino kikiikiriddwa omumyuka w’omukulembeze wakyo Neal Hegarty abaddewo ng’omujjulizi ng’enjuyu zombi zissa emikono ku ndagaano eno.

Owek Mugumbule ategeezezza  nti Obwakabaka busanyukidde enteekateeka y’okubunyisa amasanyalaze agamaanyi g’enjuba nategeeza nga kino bwekigenda okuyambira ddala okutaasa obutonde bw’ensi.

Neal Hegarty okuva mu Mott Foundation ategeezeza nga bwebatandiika emirimu gy’ekitongole kyabwe ku mulirwano muggwanga lya Tanzania mu mwaka gwa 2015, nga bateeka essira ku nsonga ezenjawulo, omuli Obutonde Bw’ensi, ebyenjgiriza eby’omutindo, ebyenfuna n’ebirala nga bayita mu kukolera awamu nebitongole ebirala bwebafaanaganya okwolesebwa nga Heifer International Uganda.

William Matovu okuva mu kitongole Kyi Heifer International agamba nti enkolagana ne Kabaka Foundation egandereddwamu okutumbula embeera z’abantu abasookerwako abali mu bulimi nobulunzi okulaba nga basobola okukyusa embeera z’obulamu bwabwe.

Ensisinkano eno yetabiddwamu Ssaabawolereza w’Obwakabaka Owek. Christopher Bwanika, Minisita w’Obulimi Obulunzi n’Obuvubi Owek Hajji Amis Kakomo, Amb. William Matovu n’abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist