• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kabaka asiimye okukuliza amazaalibwage ku Lutikko e Lubaga

Gambuuze by Gambuuze
December 26, 2019
in Amawulire
0 0
0
Kabaka asiimye okukuliza amazaalibwage ku Lutikko e Lubaga
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro ng’abuuza ku Ssaabasumba Lwanga, ku kkono Minisita mu gavumenti eyawakati avunanyibwa ku by’enjigiriza ebyawaggulu John Muyingo

Musasi waffe

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okukuliza amazaalibwage ag’omulundi 65, ku Lutikko e Lubaga. Mu bubakabwe obwa Ssekukkulu bwattise Katikkiro Charles Peter Mayiga, mukusaba okubadde e Lubaga, nga kukulembeddwamu Ssaabasumba Dr Cyprian Kizito Lwanga, Omutanda asiimye emirimu gyonna egikoleddwa mu mwaka 2019 okuyimirizaawo gavumenti ye, wamu n’e gavumenti ya wakati.

Katikkiro n’omukyala, ku kkono Katikkiro eyawummula Joseph Mulwanyammuli Ssemwogerere

“Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ajjakuweza emyaka 65 egy’obuto, lujja kuba lunaku oluddirira ppasika era Ssaabasajja asiimye okulukwatira wano ku Lutikko e Lubaga. Ssabasumba amawulire namazze dda okugamuteegeza era nsubulira munajja Lutikko eno n’ejjula n’ebooga nga twebaza Katonda olw’obulamu bwawadde Kabaka waffe,” bwatyo Kabaka bwategeezezza mu bubabaka bwe obwetikiddwa Katikkiro Mayiga. Omutanda era ayagalizza Bannayuganda bonna omwaka 2020 ogujjudde ebibala. Ku lulwe, Mayiga avumiridde nnyo enguzi ekudde ejjembe mu Uganda n’asaba abagirya okukozesa amazaalibwa ga Yezu, okwezza obujja omuze guno bagute. Ku lulwe, Ssabasumba asabye gavumenti ng’eyita mu bitongole byayo okussa ekitiibwa mu ddembe ly’abantu. Avumiridde nnyo ebikolwa by’okutulungunya abantu n’agamba nti bizza eggwanga emabega.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist