• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kabaka asiimye enkolagana wakati wa Buganda ne Kenya

Gambuuze by Gambuuze
February 5, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Kabaka asiimye enkolagana wakati wa Buganda ne Kenya
0
SHARES
75
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi waffe

Katikkiro ng’alamusa ku Mubaka wa Kenya Kiema Kilonzo

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye enkolagana eri wakati wa Buganda ne Uganda yonna okutwalira awamu n’eggwanga lya Kenya. Ku lw’enkolagana eno ennungi, Omutanda kweyasinzidde n’atuma Katikkiro we, Charles Peter Mayiga amukiikirire ku mukolo Bannakenya mu Uganda kwebaajagulizza eggwanga lyabwe okuweza emyaka 56 nga ly’efuga.

“Ssabasajja baamuyita era nandagira nzijje mbeerewo mukiikirire kubanga Bannakenya naffe tuli baaluganda era tufananya ebintu bingi. Emabegako awo Bannakenya bajja nebatukyalira mu Bulange nebakyalira ne Ssabasajja. Era mwalaba eyali Ssabaminisita  Raila Odinga naye yakyalira Ssaabasajja,” Mayiga bweyategeezezza.

Yagasseeko nti Uganda ne Kenya tebakoma kuba baamulirwano kyokka, wabula basuubulagana wamu n’okulambulagana. “Bannakenya bajja nnyo okulambula mu Buganda era batuukako ku Bulange n’ebifo eby’enkizo bingi mu Buganda. Twagala okunyweza enkolagana eyo; kyekyandeese. Nabo basanyuse era Omubaka wa Kenya asanyuse nnyo nti Ssabasajja mukiikiridde,” Mayiga bweyagambye.

Katikkiro nga abuuza ku Miria Kalule Obote mukyala w’eyali pulezidenti Milton Obote

Kenya ekiikirirwa Kiema Kilonzo mu Uganda (Ambassador). Mayiga yabakulisizza nnyo olw’okutuuka ku meefuga gaabwe n’abaagaliza emirembe n’essanyu. Omukolo gwetabiddwako abantu bangi okuli ababaka b’amawanga amalala mu Uganda. Omugenyi omukulu yabadde Sam Kutesa, Minisita wa Uganda avunanyizibwa ku nsonga z’ebweru.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist