• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kabaka Asiimye Emirimu gy’Omulangira Mawanda Kyabaggu

Gambuuze by Gambuuze
September 26, 2025
in Amawulire
0 0
0
Kabaka Asiimye Emirimu gy’Omulangira Mawanda Kyabaggu
0
SHARES
236
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II Asiimye emirimu gy’omutandisi wa Bukoola Chemicals Industries Ltd, Omulangira Dr. Paul Mawanda Kyabaggu.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’asoma obubaka bwa Kabaka

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka busomeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga mu Keleziya ya St. Nazareth Kannabulemu ewabadda okusaba okusembayo mu kuwerekera omugenzi.

Obubaka bwa Kabaka mu bujjuvu

Bannaffe twafuna amawulire ag’ennaku ag’okufa kwa mukadde wammwe, Omulangira Paul Mawanda Kyabaggu, kitalo nnyo.Tusaasidde nnyo Nnamwandu, bamulekwa, Abooluganda n’emikwano olw’okuviibwako omukulu oyo.

Mu ngeri ngeri ey’enjawulo tukubagiza Abalangira b’e Ssanje wamu n’abasuubuzi mu Kampala olw’okufiirwa kuno.

Tubeegatako okukungubagira omuntu abadde omuwagizi lukulwe mu nteekateeka z’Obwabakabaka nnyingi era yawagira nnyo enteekateeka z’ekisaakaate kya Nnaabagereka ku ssomero lye.

Twebaza Katonda olw’ebitone eby’enjawulo bye yawa omugenzi nga mwe muli; obukozi, obuyiya n’okuyamba abantu. Abadde munnamakolero mugundiivu era ng’awa abantu bangi emirimu.

Mu kisaawe ky’ebyenjigiriza ayambye abaana bangi okusoma ne bafuuka ab’omugaso, mu bulamu bwe, abadde omuntu omukakkamu, ow’ekisa era alese omukululo munene mu by’obusuubuzi mu ggwanga lyaffe.

Tusaba Mukama amuwe ekiwummulo eky’emirembe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist