• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Janet alumirizza abavuganya gavumenti okuba emabega w’okwekalakasa e Makerere

Gambuuze by Gambuuze
October 29, 2019
in Amawulire, Ebyenjigiriza
0 0
0
Janet alumirizza abavuganya gavumenti okuba emabega w’okwekalakasa e Makerere
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Janet Museveni

Bya Musasi waffe

Janet Museveni, muk’omukulembeze w’eggwanga era minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo, alumirizza abavuganya gavumenti okubeera emabega w’akeegugungo mu ssetendekero e Makerere kati akanyingidde olunaku lw’omukaaga. Mubbaluwa gyawandiise nga esoose kufulumira mu lupapula lwa gavumenti olwa New Vision, Janet Museveni yagambye nti balina amawulire agalaga anti abo abekalakaasa sibayizi be Makerere oba ssetendekero endala yonna wabula bantu abasasulwa bannabyabufuzi okuleetawo obujagalalo muggwanga.  “Abantu abeekalakaasa beebo abagufudde omulimu okwetaba mubuli kwekalakaasa muggwanga yonna gyekubeera. Abo abavuganya gavumenti abateekebwamu omusimbi omungi abantu abatannamanyika, bagufudde muze okukozesa abaana abatalina mirimu  buli webakizuula nti kibagasa,” Mukyala Museveni bweyagambye. Yayongeddeko nti abo abakole ebikolwa bino barina okukizuula nti buno buli bwanguzi kakuuse eggwanga bulijjo bwelyogerako. “Bwowulira obuli bwenguzi sokeera kuggwe wennyini oyinza okuba ggwe asinga abo boolumiriza. Osasula abaana okwenyigira mubioklwa ebimenya amateeka? Osasula abantu abatali bayizi mu massetendekero okwekalakaasa?  Osasula bannamawulire abagwira okujja wano okuwandiika ebintu byebatalinaako kumanya kubanga oyagala okukakasa ensi nti byoyogera byebituufu? Okozesa okwekalakasa kwe bisale bya ssetendekero ng’olina byeweeyagaliza? Bwoba okola ebyo waggulu omulundi omulala tosonganga olunwe mumuntu mulala nti mukenuzi, wetandikireko,” bwatyo Janet bweyagambye.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist