• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

IGP Okoth Ochola alagidde wabeewo okunonyereza ku nfa ya Ritah Nabukenya

Gambuuze by Gambuuze
March 4, 2020
in Amawulire
0 0
0
IGP Okoth Ochola alagidde wabeewo okunonyereza ku nfa ya Ritah Nabukenya
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Akulira Poliisi Martin Okoth Ochola

Bya URN

Ssaabaduumizi wa poliisi Martin Okoth Ochola alagidde poliisi y’ebidduka okutandika okunonyereza kunfa y’omuwala Ritah Nabukenya omuwagizi w’ekisinde ky’ebyobufuzi ekya People Powere eyattirwa mu kabenje wiiki ewedde.

Nabukenya yafa oluvanyuma lw’okutomerwa egambibwa okuba emmotoka ya poliisi bweyali agenda ku kkooti ya Buganda Road, Robert Kyagulanyi Ssentamu, oba muyite Bobie Wine gyeri agenda okulabikako mu maaso g’omulamuzi okuwulira omusango gwe gwavunaanibwa olw’okwekalakaasa olwo’oumusolo gw’essimu ogwa OTT.

Abeerabirako n’agaabwe bategeeza nti Nabukenya yatomerwa emmotoka ya Poliisi mu bugenderevu.

Kyokka omwogezi wa poliisi Fred Enanga bino naabiwakanya n’agamba nti poliisi yali edduukiridde buddukirizi oluvanyuma lw’ono okugwa kukabenje boda boda kweyali bweyatomeragana n’endala.

Poliisi yali essuubizza okuleeta akatambi akalaga ebyaliwo kyokka oluvanyuma Enanga yeekyusa bweyategeeza nti obudde akabenje bwekaaliwo kamera tezaaliko.

Kino kyasaanuula abantu nebagamba nti poliisi yali ebikkirira basajja baayo abaali benyigidde mu ttemu lino.

“Ennyike gyetulina yansusso, Nabukenya teyandifudde mungeri eno. Omwana omuto bwati okuttibbwa mu ngeri embi bweti. Bulijjo poliisi mumbeera ng’eno ebaako nebyeyogera okusobola okubikkirira ebikolwa byayo,” Kyagulanyi bweyagamba.

Olwaleero Enanga ategeezezza Bannamawulire nti mukamaawe, yalagidde wabeewo okunonyereza nga kukulirwa Assistant Superintendent of Police Pamela Kentaro okusobola okumatiza abantu kiki ekyaliwo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist