• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Gavumenti esabiddwa okukomya okuggya omusolo ku masomero

Gambuuze by Gambuuze
November 26, 2019
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Gavumenti esabiddwa okukomya okuggya omusolo ku masomero
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omubaka Kasibante Moses

Bya Musasi Waffe

Omubaka wa Lubaga North Moses Kasibante agambye nti gavumenti esaanidde okusazaamu mbagirawo enkola y’okusolooza emisolo ku masomero g’obwannanyini nti kino kitataganya ebyenjigiriza. Asinzidde ku ssomero lya Bagimu Pre & Primary School e Nakabugo mu Wakiso  nagamba nti emisolo nga income tax okukugiggya ku massomero naddala mu kiseera kino nga amasomero agalabirirwa gavumenti gakoobedde nunutindo.

Kasibante yategeezezza nti  buvunanyizibwa bwa gavumenti okuyamba ku massomero mu kifo kyokugatunulira ng’ensulo z’ensimbi.

Yagasseeko nti ensangi zino amassomero g’obwanannyini gatunuliddwa nnyo okutendeka abakulembeze ab’omumaaso n’olwekyo gavumenti egawagire.

Ate akulira essomero lino Julie Kabengwa yategezezza nti okutendeka abayizi essomero lya Bagimu terikikomya mu bibiina wabula mu nnyimba gattako ebyemizanyo. Yategeezezza nti ku Bagimu Pre & Primary, abayizi bababawa ebibasoomooza basobole okwevumbula n’okwebereramu ekinabasobozesa okwanganga embeera zonna omuli eby’enfuna n’obukulembeze ob w’obwesimbu. Ku lwabazadde, Carolyne Masagazi yategeezezza nti abazadde bateekwa okubangula abayizi mu mbeera zonna omuli enneyisa ennungi n’eddiini

Omukolo gwetabiddwako abakungu b’ebyanjigiriza okuva mu disitulikiti ye Wakiso abazadde n’abakulembeze ab’enjawulo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist