• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Gabunga Omubbulukuse wakwanjulwa eri Obuganda, Kamalabyonna Mayiga agamba ennono teba yakirwanire

Gambuuze by Gambuuze
November 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
Gabunga Omubbulukuse wakwanjulwa eri Obuganda, Kamalabyonna Mayiga agamba ennono teba yakirwanire
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa ne  Shafik Miiro

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga asabye Ebika mu Buganda bulijjo okugoberera  ennono zaabyo ezibirambika ku bukulembeze ku mitendera egy’enjawulo era n’abazzukulu baabyo bakimanye nti eby’obukulembeze mu Bika tebibeera bya kwegwaniza oba kulwanira ng’ abamu bwebalowooza.

Obubaka buno Kamalabyonna Mayiga abuweeredde mu nsisinkano gy’abaddemu  n’Abaamasiga n’Abeemituba Egyeetuukira (ku Kasolya) mu Kika kye Mmamba Nnamakaka ku Lwokutaano e Bulange e Mmengo nga bamwanjulira  ekiraamo kya Gabunga Omubuze Mubiru Zziikwa owa 37 eyabuze gyebuvuddeko.

“Ssemateeka wa Buganda y’ ennono era ennono tebaamu byakirwanire, tebaamu kweyagaliza wadde okwesooka. Ennono erondoolwa n’okunyweza bajjajjaffe kyebalaba eky’ amakulu,” Katikkiro Mayiga bw’annyonnyodde.

Ono agamba nti wadde waliwo ennono eyawamu eya Buganda naye buli Kika kibeera n’ennono yaakyo kwekitambuliza ensonga  z’obukulembeze ku Kasolya, Amasiga, Emituba n’emitendera egiddirira era obukulu tebuweebwa basinza bitabo wadde abalowooza nti bakitalo.

Kamalabyonna  ategeezezza nti Ekika ky’Emmamba kikulu nnyo mu Buganda era bangi abakirinako akakwate kuba yali nsaale ku ntandikwa y’olubu lwa Kintu era wano asabye ab’Ekika kino okukkiriza byonna ebinaasalibwawo kubanga Beene ayagala ensonga zino ziggwe bulungi.

Abakulu bano era bategeezezza Kamalabyonna Mayiga nga Gabunga omuggya bwajja okwanjulibwa eri Obuganda ku bbalaza nga 25, Museenene, 2024 era nga buli kimu ekyetoolera ku nteekateeka eno bwekyawedde edda okukolwako.

Okusinziira ku nteekateeka ono bwanamala okwanjulwa eri Obuganda, olwo Kamalabyonna naye ajja kumwanjulira Ssaabataka ng’ennono bwerambika.

Bino webijjidde ng’ enteekateeka z’okutereka Gabunga omubuze zikyagenda mu maaso nga  zino zikuliddwamu Omutaka Kidimbo Grace Bakyayita era ono eggulo yakakasizza nti mukunoonya Gabunga omuggya bagoberedde buli kalombolombo era akakiiko kano kakulemberwa  Kato Lutuuma era alina obuvunaanyizibwa okulaba nti buli kimu kitambula bulungi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist