• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Gabunga Omubbulukuse ayanjuddwa eri Katikkiro, Owek. Mayiga asabye abazzukulu bateeke amaanyi ku butaka

Gambuuze by Gambuuze
November 25, 2024
in Amawulire
0 0
0
Gabunga Omubbulukuse ayanjuddwa eri Katikkiro, Owek. Mayiga asabye abazzukulu bateeke amaanyi ku butaka
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles  Peter Mayiga ayozaayozezza omutaka w’emmamba omuggya Omutaka Ali Mubiru Zziikwa, Gabunga Omubbulukuse,  olw’okudda mu bigere  bya kitaawe, Gabunga Omubuze era naasaba abazzukulu okuteeka amaanyi ku butaka basobole okuggyayo amaanyi g’Ebika byabwe.

Omukolo guno guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Mmande era Kamalabyonna Mayiga ategeezezza nti obuyinza bw’omukulu w’Ekika buva wa Ssaabataka era bwatyo wakumumwanjulira mu bwangu ddala.

 ” Obuyinza bw’Omukulu w’Ekika mu Buganda buva wa Ssaabataka, era Gabunga Omubbulukuse nja kumwanjulira Nnyinimu. Nkusaba okutambulira mu buwufu bwa Maasomoogi; okukumaakuma bazzukulu bo; n’okukulaakulanya Ekika,” Ow’omumbuga Mayiga bw’annyonnyodde.

Owek. Mayiga akubirizza ab’ Amasiga, ab’Emituba abeetuukira okuwagira Owakasolya baleme kumwesuula kubanga bulijjo obukulembeze bwetaagamu empagi ekikwata ali waggulu wakati mukugoberera ennono kubanga eno ye Ssemateeka wa Buganda.

Ono ategeezezza nti Ebika bibaawo mubuli mbeera omuli embaga, okufiirwa bwatyo naasaba abantu okumanya nti Ebika kwekwesigama  obulamu bw’omuganda era wano asabye enkizo eno erabikire ku butaka bubeere n’ amaanyi.

Kamalabyonna Mayiga akuutidde Katikkiro w’Ekika okubaawo n’enteekateeka  ey’Ebyenfuna ezingiramu abavubuka basobole okugasa Ekika kyabwe ate nabo bafune emirimu.

Abasabye obuteerabira mutimbagano naye bagukozese okugulawo ebibanja era banyweze obumu olwo Buganda edde ku ntikko.

Katikkiro w’Ekika ky’ Emmamba, Gerald Kyobe ategeezezza nti omulimu agutambuza bulungi okutuuka ku kadde kano era buli kimu kikoleddwa mu butuufu.

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono, Dr. Anthony Wamala agamba nti ebikwata ku Bika byetaaga okuwandiikibwa era amaanyi gateekebwe ku kunnyonnyola ennono ekwata ku kulya obutaka bw’Akasolya kikendeeze ku budde obutwalibwa mu nteekateeka eno.

Dr. Wamala yeebazizza ba Katikkiro akuliddwamu Katikkiro Lutuuma olw’okutambuza enteekateeka eno.

Katikkiro Lutuuma asinzidde wano nategeeza nti Gabunga Omubuze ajja kutwalibwa e Kabowa gyagenda okusula ate enkeera ku Lwokubiri  ku makya agende mu Kkanisa e Jjungo ate asule e Sagala Buwaya ate aterekebwe ku Lwokusatu ku ssaawa 8

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist