• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

FDC eyagala Kafyu adde ku ssaawa 4 ez’ekiro

Gambuuze by Gambuuze
November 8, 2021
in Eby'obufuzi
0 0
0
FDC eyagala Kafyu adde ku ssaawa 4 ez’ekiro
0
SHARES
44
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) kisabye gavumenti ekyuse obudde bwa kafyu okuva ku ssaawa emu ey’akawungeezi budde ku ssaawa 4 ez’ekiro, kiyambe abantu okumaliriza emirimu gyabwe basobole okudda eka mu mirembe.

Amyuka omwogezi w’ekibiina kino, John Kikonyogo  agamba nti ab’ebyokwerinda bakozesa kafyu okubba mu bantu ssente naddala abo abakandaalira mu kalippagano k’ebidduka nga badda ewaka.

“Abantu batandika okudda ewaka ku ssaawa 12 nga beewala okukwatibwa kafyu naye ne beesanga nga balemedde ku kkubo, ekireetawo akalippagano k’ebidduka olwo ebiseera bonna ne babimalira awo, omuntu agenda okuva mu Kalippagano ng’essaawa za kafyu zaatuuse dda.” Kikonyogo bw’agambye.

Okusinziira ku FDC ate bw’ogattako kafyu eyateekebwa ku boodabooda ne gujabagira kuba boodabooda bakolera mu kaseera ng’abantu badda ewaka kyokka ate tebakkirizibwa kukola kusukka ssaawa 12 wadde nga kafyu w’abantu bonna ate atandika ssaawa emu.

Wano we basinzidde ne basaba gavumenti ekkirize kafyu adde ku ssaawa 4 ez’ekiro kuba ebiragiro ebyateekebwawo ab’ebyokwerinda babikozesa bubi nga n’abamu ku bantu bafiiriddwa obulamu ate abalala bafunye ebisago ebyamaanyi.

Wiiki ewedde, omuteesiteesi omukulu owa Minisitule y’ebyensimbi, Ramathan Ggoobi, yalaga nti eggwanga okutereera obulungi, gavumenti erina kuggulawo n’ekkiriza abantu abakola ekiro okuddamu okukola awatali ekyo, ebiwundu omuggalo gwa COVID-19 bye gwaleeta sibyakuwona kati.

Ye Pulezidenti Yoweri Museveni bwe yali ayogerako eri eggwanga yalaga nti kafyu w’essaawa emu akyaliwo okutuusa mu January w’omwaka 2020, eggwanga lyonna lwe lisuubirwa okuggulwawo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist