• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Eyawangula Entanda ya 2022 akwasiddwa ebirabo ebirala

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Eyawangula Entanda ya 2022 akwasiddwa ebirabo ebirala
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masengere – Mmengo

Abakulira leediyo ya CBS FM bakwasizza omuzira mu bazira omuwanguzi w’ Entanda ya Buganda ebirabo ebitamuweebwa  mu Lubiri e Mmengo ku mukolo ogwaliko empaka z’akamalirizo nga  Desemba 31 nebategeeza nti ey’omwaka 2023 essira ligenda kubeera ku kulwanirira Obutondebwensi awamu ne Saayansi okutumbula obuwangwa n’ennono.

Ebirabo bino Omuzira mu bazira, Julius Buwemba bimukwasiddwa Ssenkulu wa CBS, Omuk. Michael Kawooya Mwebe ku mukolo ogubadde wano mu bimuli bya Bulange.

Omuk. Michael Kawooya Mwebe ategezezza nti entanda ya Buganda 2023, essira ligenda kussibwa nnyo ku kulwanirira Obutondebwensi wakati mukutumbula obuwangwa n’ennono nasaba abanaagyetabamu okukola okunoonyereza ku nsonga ezo.

Amyuka akulira ebigenda ku mpewo ku mukutu gwa 89.2, Martin Oscar Kintu agamba Entanda ya Buganda egasse ettoffaali ddene ku nkulaakulana y’abantu mu ngeri ezitali zimu naddala ku byenjigiriza n’okubangawo emirimu.

Omuwanguzi w’omwaka 2022, Julius Buwemba yeebazizza olw’omukisa ogwamuweebwa nasobola okukyuusa obulamu bwe era n’okumuwa omukisa okubaako byayiga.

Ono ebimu ku birabo byeyawangula kwaliko obukadde 5 mu buliwo, Pikipiki, Chest Freezer, omufaliso, n’ebintu ebirala.

Eyakwata ekifo eky’okubiri, Jude Nakaana, yaweebwa obukadde 3.5, pikipiki, chest Freezer, omufaliso awamu n’ebirabo ebirala.

Ate eyakwata eky’okusatu Muwulya Joseph, ekyokuna Luyinda Dezideerio, Tebuseeke Gerald ne Mugambe Kamulali abatuuka ku luzannya lw’akamalirizo nabo bafunye ebirabo ebyamaanyi ddala.

Abafunye ebirabo beebazizza Obwakabaka olw’okussaawo leediyo ya CBS ebawadde omukisa  mu ngeri ezenjawulo nebasobola okutumbula embeera zabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist