• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Eyawambye obuyinza e Burkina Faso alayiziddwa, kati ye Pulezidenti asinga obuto mu Afirika

Gambuuze by Gambuuze
October 6, 2022
in Ag'Ebweru
0 0
0
Eyawambye obuyinza e Burkina Faso alayiziddwa, kati ye Pulezidenti asinga obuto mu Afirika
0
SHARES
63
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Munnamagye eyawambye obuyinza e Burkina Faso, Ibrahim  Traore alayiziddwa nga pulezidenti omuggya ow’eggwanga eryo oluvannyuma lw’okuwamba eyali mukama we Paul-Henri Sandaogo Damiba.

Kino kiddiridde okuwamba obuyinza obwali mu ggwanga eryo wiiki ewedde.

Ekiwandiiko ekisomeddwa ku ttiivi y’eggwanga lino, Traore agambye nti era kati ye mudduumizi w’amagye ow’oku ntikko.

Guno gwe mulundi ogw’okubiri omwaka guno, nga bannamagye bawamba obuyinza mu ggwanga eryo nga bagamba nti obukulembeze obubaddeko bwalemeddwa okukola ku bannalukalala abayisiraamu abatigomya bannansi mu ggwanga lino.

Bino webijjidde nga waliwo ekibinja ekyavudde mu mukago ogutaba amawanga mukitundu kino ogwa ECOWAS ekyatuuse mu ggwanga eryo ku Lwokubiri okusikiriza Traore okutegeka okulonda mu makati g’omwaka gwa 2024 wabula kati tekimanyiddwa oba kino anaakikola.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist