• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Essomero lya bakiggala e Masaka lijaguzza okuweza emyaka 15

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Essomero lya bakiggala e Masaka lijaguzza okuweza emyaka 15
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omukungu Francis Kamulegeya ku kkono ate ku ddyo ye Katikkiro, Charles Peter Mayiga

Musasi waffe

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza abantu abalina kye bakola okuyamba abalala ng’ekigendererwa sikyakufuna ssente.

Oweek. Mayiga okwogera bino abadde Masaka ng’essomero ly’abaana bakiggala erya Masaka School for the Deaf, liweza emyaka 15 bukyanga litandikibwawo.

 Essomero lino lyatandikibwa omukungu Francis Kamulegeya wamu ne mwannyina Sophie Kafeero.

Abamu ku baana bakiggala

“Emirundi mingi tufuna ebirowoozo naye nebisigala mumitima gyaffe. Mbebaza okusobola okussa ekirowoozo ky’okutandika essomero lino mu nkola. Abantu bwebaba balowooza eby’okukola tebalowooleraza mu bino. Batubuuza oba tulina obuyumba bwabapangisa. Abalala basuubula ngoye China, abalala bakuba birango nebafuna ssente empya n’enkadde. Bantu batono nnyo abayinza okulowooza ku kintu kino,” Mayiga bwagambye.

Katikkiro ng’alambuzibwa ebimu ku bintu abaana bye bakola

Agasseko nti omuntu atandika ekintu kyatagenda kukolamu magoba, kiraga omutima ogulumirirwa abantu abalala.

“Waliwo abagamba nti ssente ozirina, naye abasinga okuba n’essente bebasinga okuzaagala era bebataagala kufiirwa yadde ekikumi. Bano balina obuggaga mu mitima era tubeebaza nnyo,” Mayiga bwagambye.

Katikkiro ng’asala keeki n’abamu ku baana

Ku lulwe, Kamulegeya agambye nti abantu abasukka mu kakadde kamu be batayogera era nga tebawulira nga kyetaagisa abantu bano obutalekebwa mabega.

Abakozi ba CBS, Wycliffe Luyombya asooka ku ddyo ne Abbey Mukiibi ow’okubiri

“Abantu bano bagamba nti boogera naye mwe mutawulira, okubeera kiggala tekitegeeza nti tebalina kyebasobola kukola. Abaana abasinga obutayogera, obulemu buno babufuna bamaze kuzaalibwa olw’okufuna omusujja gw’ensiri,” Kamulegeya bwagambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist