• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Emitimbagano gireme kubamalako mirembe – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
August 21, 2020
in Amawulire
0 0
0
Emitimbagano gireme kubamalako mirembe – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
5
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Gimbo – Busiro

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye, abantu okunoonya amawulire amatuufu beesonyiwe ebiyitingana ku mitimbagano ku mbeera ya Ssaabasajja Kabaka era bagende mu maaso n’emirimu gyabwe.

Katikkiro Mayiga nga aganzika ekimuli ku kkeesi y’Omugenzi

Mukuumaddamula awabudde nti, Obwakabaka bulina Terefayina, Leediyo, Olupapula ku mutimbagano olwa Gambuuze, n’ekibanja ekiraga ebifa ku Bwakabaka nga kuno kwebalina okuggya amawulire amatuufu ku Bwakabaka.

Okwogera bino Katikkiro Mayiga, abadde akubagiza omukozi wa leediyo ya CBS David Lumansi, olw’okufiirwa Nnyina Elizabeth Nabulime e Gimbo mu Busiro ku Lwokutaano.

Mayiga agasseeko nti, “ Katikkiro bwayimirira bwati nabagamba nti Ssaabasajja Kabaka gyali ateredde ate ggwe nga ogendera ku ba Molodokaayi Nkuuwe! Ggwe oba oyagala ki?”

Katikkiro Mayiga ne David Lumansi

Kamalabyonna asabye abagala okutwala ebigambo bya Katikkiro wajja ekigere wabeera akiteeka  basobole okuzza Buganda ku ntikko nga Kabaka abakulembedde.

Ono akoowodde abantu okumweyungako beebaze Katonda awadde Ssaabasajja obulamu obulungi.

Ku Lw’okusooka lwa wiiki eno Kamalabyonna yavaayo nasaba obuganda okwesonyiwa amawulire ag’enismattu ku bulamu bwa Ssaabasajja Kabaka  kubanga Beene tanaweebwa ku kitanda nga bwebyogerwa.

Katikkiro akuutidde abantu bulijjo okukola ennyo n’okwagala emirimu gyabwe era neyebaza Katonda olw’obulamu bw’omugenzi kubanga yakuza Lumansi nga omuvubuka alimu ensa.

Yasabye abantu okwagazisa abalala emirimu gyebakola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist