• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ekyeggulo kya Kaliisoliiso 2026 kiwuumizza Hotel Africana

Gambuuze by Gambuuze
September 12, 2026
in Amawulire
0 0
0
Ekyeggulo kya Kaliisoliiso 2026 kiwuumizza Hotel Africana
0
SHARES
3
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Pauline Nanyonjo

Hotel Africana – Kyaddondo

Eky’eggulo kya Kalisoliiso 2026; ebitongole n’abantu ssekinnoomu bavuddeyo okuwagira kaweefube agendereddwamu okutaasa abagwa ku bubenje ku luguudo lw’e Masaka.

Eky’egulo kya Kalisoliiso ekyazaalibwa okuva mu pulogulaamu ya CBS Kaliisoliiso, eweerezebwa Hajji Abby Mukiibi, Hajji Abu Kawenja, Rajab Kanaakulya ne Peace Diane Bagala ekikwatibwa buli mwaka nga kitegekebwa laadiyo ya Kabaka CBS, nga kirina enteekateeka y’okusonda ensimbi z’okumaliriza waadi y’abagudde ku kabenje mu ddwaliro ly’e Nkozi ku luguddo lwe Masaka nga omulimo guno gunaatera okumalirizibwa nga bano basuubira nti ensimbi ezinaava mu kijjulo kino zakumaliriza omulimu guno.

Katiikkiro Charles Peter Mayiga asinzidde mu kijjulo kino n’akunga abantu mu ggwanga okwewala ebyo ebiyinza okubakozesa ensobi nga bavuga okuli okuteeka abaana mu maaso nga bavuga, okuvuga endiima, okunywa omwenge ne bavuga, okwogera ku ssimu nga bwe bavuga wamu n’abakyala ababeera mu bulabirwamu nga bwe bavuga kale bano abasabye balabuke tebafiira ku makubo nga beewala ebiringa ebyo.

Oweek Mayiga asiimye ekeleziya olw’okuzimba amalwaliro amangi agasobola okutaakiriza obulamu bw’abantu, Laadiyo ya Kabaka CBS olw’okuvaayo n’emiramwa emirungi eri abawuliriza baayo nga guno ogw’okuzimba waadi y’abalwadde wamu ne bannamikago ab’enjawulo abafuba okuggusa omulimu guno nga gwa mutindo.

Ssenkulu wa CBS fm Omukungu Micheal Kawooya Mwebe alaze nti emirimu gye bakola gisosowaza obulamu bw’abantu nga n’obubaka obutambulira ku mayengo ga laadiyo eyo bujjukiza abantu amakulu agali mukuwa ekkubo ekitiibwa okuli ‘Labuka Tofiira ku Kkubo’ n’obulala era ono yeyamye nti baakugya engalo ku waadi y’abafunye obubenjje e Nkozi nga ewedde.

Dr Diana Atwine kulwa minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga, awadde ebibalo by’obubenje obugwa ku makubo nga buno bweyongera buli mwaka nga mu mwaka gwa 2025 gwokka obubenje obwagwawo bwali 15,649 ne mufiiramu abantu 10,956.

Ono asabye bannayuganda okukuuma empisa ku makubo nga beewala endiima eyitiridde basobole okudda eka mu mirembe.

Ekyeggulo kino kyetabiddwako ebikonge eby’enjawulo okuli ebiva mu Bwakabaka, mu ekeleziya, ababaka ba Paalamenti, ne bannamukago abakulembeddwamu Centenary Bank.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist