• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ekitongole ki Majestic Brand kifunye Bboodi empya

Gambuuze by Gambuuze
June 1, 2022
in Amawulire
0 0
0
Ekitongole ki Majestic Brand kifunye Bboodi empya
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo                   

Ekitongole ky’Obwakabaka ekivunaanyizibwa ku kutunda n’okutumbula ekifananyi kyabwo ki Majestic Brands kifunye bboodi empya okwongera okutumbula emirimu.

Bw’abadde atongoza bboodi eno, mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu, Katikkiro Charles Peter Mayiga asiimye olukiiko olukadde olw’omulimu amakula ogukoleddwa.

“Kiba kizibu okukola nabamanyi ate nosemba, olw’okubanga bboodi eno eriko abamanyi  era abantu abalina obumanyirivu obwamanyi era abakozi sirina kubuusabuusa nti tugenda kutambula nga tudda mu maaso. Mbeebaza okukkiriza obuweereza,” Katikkiro Mayiga.

Owek. Mayiga abasabye obutalowooza nti obuvunaanyizibwa obubaweereddwa bwa Nnakyewa kuba Obuganda bwabwe era beebagala emirembe egirijja okumanya nti baakola nabeebaza okukkiriza obuvunaanyizibwa buno.

Mayiga agambye nti okuva Kabaka lweyamuwa obuvunaanyizibwa  ekintu ku bintu ebyenkizo Buganda byekoze kwekutondawo ekitongole ki Majestic Brands ekyayamba okulung’amya entambuza y’emirimu mu Buganda ekireseewo enkulaakulana.

Ono annyonnyodde nti ekifananyi ky’Obwakabaka bwa Buganda kyekimu ku by’Obugagga, abaganda byebalina era ekifananyi kino kye kitiibwa kya Ssaabasajja Kabaka nasaba bakiwanirire, bakiyitimuse era bakimanyise ab’ebweru.

Ow’omumbuga ategeezezza nti wadde emyaka 8 egiyise basobodde okutambulako, nga bavudde wala ku maanyi, okwewaayo n’obumanyirivu bwabo ababadde ku bboodi ewummudde nasaba bboodi empya okutwala omulimu guno mu maaso.

Minisita avunaanyizibwa ku byensimbi nÓbusuubuzi mu Bwakabaka era nga ye mumyuka owookubiri owa Katikkiro, Owek Robert Waggwa Nsibirwa ,yeebazizza ba mmemba abawummudde ku lukiiko luno olwebirungi byebakoze mu Bwakabaka, omubadde okuwagira ebyemizannyo nga tebeebalira, okulwanyisa Mukenenya nÓkusitula embeera zábantu mu Bwakabaka.

Ssentebe wa boodi ya Majestic Brands omuggya, Omuk Robert Nsereko agambye nti wakwesigama nnyo ku nkola ejjuddemu obulambulukufu , naawa obweyamo obw’okuweereza Kabakawe nÓbwakabaka mu bwerufu n’okwagala.

Bboodi eno ekulemberwa Omw. Robert Nsereko nga abalala abagiriko ye Omuk. Remmy  Kisaakye, Omuk Fred Masadde Kabuye, Omuk. John kizito Kaggwa, Omuk. John Kitenda, Omuk. Adrian R Bukenya Mulindwa ne Sofie Nantongo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Katikkiro MayigaMajestic BrandsOmuk Fred Masadde KabuyeOmuk. Adrian R Bukenya MulindwaOmuk. John KitendaOmuk. John kizito KaggwaOmuk. Remmy KisaakyeOwek. Waggwa NsibirwaSofie Nantongo.
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.